Mukama Yamba - Sheebah
Mukama Yamba - Sheebah

Mukama Yamba

35 views

Mukama Yamba Lyrics

Sheebah - Mukama Yamba Lyrics

(verse)

As salamu alaykum Wa alaikum assalam
Oli eyo nze ndi eno naye tuli kimu
Ebyensi byo byansi
Mugulu tuli kimu
Katonda agaba ensimbi tuwe otuwonye nebingi
Endwadde zo nyinji eno, tuyambe tuddeyo joli
Abantu bakwateko leero
Ooh ooh leero
Fena tukwateko leero
Ooh ooh leero
Mukama yamba naye mukama saasila
Yamba nzize nga bwendi mukama yamba
Nebirungi yongera
Yamba tuli eno abaana bo Mukama yamba
Wensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzijja mubirooto
Naye mukama saasila
Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
Nebirungi yongera
Nzize nga bwendi leero

(hook)

Nzize nga bwendi leero
Mukama wange leero naawe wuwo

(verse)

Oli lumuli, lwenekwatako nze kale
Ekimu ekyekumi mukama nkitola kale
Ntola zakat, Ntola zakat
Nkudize nze kale
Kubyompade ndikuwaaki nze nkusiime kale
Nkumila Akalimu kange kale
Nkumila Maama wange kale
Nyamba mpa emikwano emirungi kale

(chorus)

Mukama yamba naye mukama saasila
Yamba nzize nga bwendi mukama yamba
Nebirungi yongera
Yamba tuli eno abaana bo Mukama yamba
Wensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzijja mubirooto
Naye mukama saasila
Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
Nebirungi yongera

(verse)

Nzize nga bwendi leero, leero leero
Amaziga mangi leero
Amaziga mangi leero
Twagala namasanyu tugalabe leero
Mukama mulungi ye banga musinze nze banga lyona
Toyagala maziga, toyagala bulumi
Oyagala kunyumirwa nga awatali butego
Oyagala masanyu, oyagala bulamu
Oyagala kubeera nga bali abazikuba
Oyagala masanyu oyagala bulamu
Gwe gendayo ewamukama yagaba obulamu

(outro)

Naye mukama saasila yamba nzize nga bwendi
Mukama yamba nebirungi yongera
Yamba tuli eno abaana bo
Mukama yamba wensobeza nkwetondera ahaha
Mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
Nebirungi yongera
Nzize nga bwendi leero
Nyongera, nyongera
Mukama nkaaba
Mukama nkaaba
Mukama nkaaba

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Sheebah Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z