Mulamwa - Jiran Seyn

LRC File Content

[ti:Mulamwa]
[ar:Jiran Seyn]
[al:Mulamwa]

[00:10.51] Tulo ndeka sikyaali mwana tolibeera mulogo
[00:15.92] Nkukowoola onte omukono nsibe obuguwa bwengato yange
[00:21.30] Eno gyenyambala bulilukya nga mazze engeregeze ku maaso
[00:27.02] Entambula yange from the early morning till the sunset
[00:31.52] Mmm sili sekanolya naye ndaba gyendaga mu maaso
[00:37.61] Kati ntambula obusozi bwengoba ekilooto
[00:43.23] Kyona kyendisanga manyi ndikiwangula mu maanyi
[00:49.35] I've got a vision in my mind
[00:54.30] N'eyingiza mu mutwe guno ogwange nsobole okukilaba
[00:59.62] Ekifaananyi ekyoyo gwendibeera nga ntuuse ku buwanguzi
[01:06.22] Manya manya nti ndi ku mulamwa
[01:11.55] Manya bwenkilaba nti ndi ku mulamwa
[01:16.83] Wadde support silina naye atte manyi
[01:21.26] Manyi nti ekubo lyobuwanguzi teyalirambulula oyo eyaligunja
[01:27.61] Era manyi nti silina time kuliisa bikwanso
[01:32.99] Lino ekubo lyenakwata lyakunaabira mu maaso
[01:37.65] Mmm nali sibula mu baala
[01:40.78] I was always on the dance floor
[01:43.80] Egyo emikwano bwetwalya bu party najilekayo tegyanzimba
[01:49.65] Kyona kyendisanga manyi ndikiwangula mu maanyi
[01:55.14] I've got a vision in my mind
[02:00.24] N'eyingiza mu mutwe guno ogwange nsobole okukilaba
[02:05.74] Ekifaananyi ekyoyo gwendibeera nga ntuuse ku buwanguzi
[02:12.15] Manya manya nti ndi ku mulamwa
[02:17.69] Manya bwenkilaba nti ndi ku mulamwa
[02:22.94] Buli omutima gwo bwegukuba y'esaawa yo oh oh oh oh oh
[02:29.31] Kwatako owulire bwekuba nga tedda mabega ah ah ah ah
[02:34.97] Kati wandiika akatabo k'obulamu bwo oh oh oh
[02:39.62] Life yo ogifudde zaala olinze miracle ekusange w'otudde
[02:45.13] Time yo gikozese bulungi okuzimba legacy ove awo w'otudde oh oh oh uh
[02:55.75] N'eyingiza mu mutwe guno ogwange nsobole okukilaba
[03:01.07] Ekifaananyi ekyoyo gwendibeera nga ntuuse ku buwanguzi
[03:07.48] Manya manya ndi ku mulamwa

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z