Tulo ndeka sikyaali mwana tolibeera mulogo
Nkukowoola onte omukono nsibe obuguwa bwengato yange
Eno gyenyambala bulilukya nga mazze engeregeze ku maaso
Entambula yange from the early morning till the sunset
Mmm sili sekanolya naye ndaba gyendaga mu maaso
Kati ntambula obusozi bwengoba ekilooto
Kyona kyendisanga manyi ndikiwangula mu maanyi
I've got a vision in my mind
N'eyingiza mu mutwe guno ogwange nsobole okukilaba
Ekifaananyi ekyoyo gwendibeera nga ntuuse ku buwanguzi
Manya manya nti ndi ku mulamwa
Manya bwenkilaba nti ndi ku mulamwa
Wadde support silina naye atte manyi
Manyi nti ekubo lyobuwanguzi teyalirambulula oyo eyaligunja
Era manyi nti silina time kuliisa bikwanso
Lino ekubo lyenakwata lyakunaabira mu maaso
Mmm nali sibula mu baala
I was always on the dance floor
Egyo emikwano bwetwalya bu party najilekayo tegyanzimba
Kyona kyendisanga manyi ndikiwangula mu maanyi
I've got a vision in my mind
N'eyingiza mu mutwe guno ogwange nsobole okukilaba
Ekifaananyi ekyoyo gwendibeera nga ntuuse ku buwanguzi
Manya manya nti ndi ku mulamwa
Manya bwenkilaba nti ndi ku mulamwa
Buli omutima gwo bwegukuba y'esaawa yo oh oh oh oh oh
Kwatako owulire bwekuba nga tedda mabega ah ah ah ah
Kati wandiika akatabo k'obulamu bwo oh oh oh
Life yo ogifudde zaala olinze miracle ekusange w'otudde
Time yo gikozese bulungi okuzimba legacy ove awo w'otudde oh oh oh uh
N'eyingiza mu mutwe guno ogwange nsobole okukilaba
Ekifaananyi ekyoyo gwendibeera nga ntuuse ku buwanguzi
Manya manya ndi ku mulamwa