LRC File Content
[ti:Omukwano][ar:Nandor Love][al:Ennyimba][au:Ennyimba ]
[by:Ennyimba LRC Generator]
[00:00.00]Nandor Love
[00:03.32]Mashup de ulla dem dead
[00:06.06]Ghost Empire (Is this Maximize)
[00:09.09]Omukwano gumpisa bubi kambabulire
[00:14.45]Waliwo oluusi bwe gunkwata wano kukammala
[00:19.11]Wabula olwa leero ngutadde ku bumper nga mulaba
[00:23.51]Omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire
[00:28.44]Ono gwe mbagamba yali na kyali wange okukamala
[00:33.18]Yali bwoya nga ne bwotusanga babiri totwawula
[00:37.99]Olwo lwe yamusongamu olugalo mwana wattu yakiraba
[00:42.58]Nti omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire
[00:47.26]Ono gwe nkugamba yali boss wange nga yansasula
[00:52.04]Nga emirimu yampa era ne bwebeera deal yagimala
[00:56.77]Naye kekamutanda nakutula fuse yakiraba
[01:01.42]Nti omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire
[01:06.04]Omukwano gumpisa bubi kambabulire
[01:10.84]Waliwo oluusi bwe gunkwata wano kukammala
[01:15.52]Wabula olwa leero ngutadde ku bumper nga mulaba
[01:20.14]Omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire
[01:24.90]Naye mukwano nze nkugamba
[01:27.56]Bino byenkugamba ogayanga
[01:29.90]Nsaba tobikula akanamba
[01:32.31]Kuba nenkusanga nkusamba
[01:34.54]Ensobi bwenkola era onenyanga
[01:36.98]Sigeza nenkusanga ku muganga
[01:39.33]Olugambo butwa bw'ononooza
[01:41.64]Bukubikulamu enyukutta munda
[01:44.00]Ne bwebakugamba mbu ojje eyo okomangawo ewange
[01:48.57]Nebakugamba mbu ojje eyo okomangawo ewange
[01:53.20]Ne bwebakugamba mbu osule eyo okomangawo ewange
[01:58.01]Nebakugamba mbu osule eyo bagaane ojje ewange
[02:02.63]Omukwano gumpisa bubi kambabulire
[02:07.41]Waliwo oluusi bwe gunkwata wano kukammala
[02:11.97]Wabula olwa leero ngutadde ku bumper nga mulaba
[02:16.69]Omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire
[02:21.37]Oyo Maximize gumuyisa bubi nze temunenya
[02:26.22]Kabeere Pro Nex gumuyisa bubi nze mundeke
[02:30.96]Oyo Shon Bullet gumuyisa bubi nze temunenya
[02:35.52]Kabeere Harris gumukola bubi nze mundeke
[02:40.33]Oyo Shatta Man gumulwaza n'okumulwaza mwana
[02:45.03]Ate Bex ye gumuyisa nze mundeke
[02:49.78]Oyo Jackie atte gumukola bubi kambabulire
[02:54.98]Atte Skyla ye alwana n'okulwana mbabulire, Bad!
Publish comments and posts, and add songs, playlists, artists, and albums to your profile on Ennyimba.
By signing up or logging in, you consent to the
Terms of Use
and
Privacy Policy
of
Ennyimba