Omukwano - Nandor Love
Omukwano - Nandor Love

Omukwano

115 views

Omukwano Lyrics

Nandor Love - Omukwano Lyrics

Nandor Love
Mashup de ulla dem dead
Ghost Empire ... is this Maximize!

(Chorus)

Omukwano gumpisa bubi kambabulire
Waliwo oluusi bwe gunkwata wano kukammala
Wabula olwa leero ngutadde ku bumper nga mulaba
Omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire

(Verse)

Ono gwe mbagamba yali na kyali wange okukamala
Yali bwoya nga ne bwotusanga babiri totwawula
Olwo lwe yamusongamu olugalo mwana wattu yakiraba
Nti omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire
Ono gwe nkugamba yali boss wange nga yansasula
Nga emirimu yampa era ne bwebeera deal yagimala
Naye kekamutanda nakutula fuse yakiraba
Nti omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire

(Chorus)

Omukwano gumpisa bubi kambabulire
Waliwo oluusi bwe gunkwata wano kukammala
Wabula olwa leero ngutadde ku bumper nga mulaba
Omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire

(Verse)

Naye mukwano nze nkugamba
Bino byenkugamba ogayanga
Nsaba tobikula akanamba
Kuba nenkusanga nkusamba
Ensobi bwenkola era onenyanga
Sigeza nenkusanga ku muganga
Olugambo butwa bw'ononooza
Bukubikulamu enyukutta munda
Ne bwebakugamba mbu ojje eyo okomangawo ewange
Nebakugamba mbu ojje eyo okomangawo ewange
Ne bwebakugamba mbu osule eyo okomangawo ewange
Nebakugamba mbu osule eyo bagaane ojje ewange

(Chorus)

Omukwano gumpisa bubi kambabulire
Waliwo oluusi bwe gunkwata wano kukammala
Wabula olwa leero ngutadde ku bumper nga mulaba
Omukwano ogwange gumpisa bubi kambabulire

(Outro)

Oyo Maximize gumuyisa bubi nze temunenya
Kabeere Pro Nex gumuyisa bubi nze mundeke
Oyo Shon Bullet gumuyisa bubi nze temunenya
Kabeere Harris gumukola bubi nze mundeke
Oyo Shatta Man gumulwaza n'okumulwaza mwana
Ate Bex ye gumuyisa nze mundeke
Oyo Jackie atte gumukola bubi kambabulire
Atte Skyla ye alwana n'okulwana mbabulire, Bad!

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z