Sam Wange
Sheebah, Daddy Andre
LRC File Content
[ti:Sam Wange]
[ar:Sheebah]
[al:Ennyimba]
[au:Ennyimba]
[by:Ennyimba LRC Generator]
[00:00.00]Aah, eeh, iih
[00:05.16]Aah, eeh, iih
[00:10.38]Guluma guluma (guluma)
[00:12.85]Omukwano guba gwakabi ttaabu (Nange ngwerabiddeko)
[00:15.31]Laba nkaaba, nsinda
[00:17.80]Omukwano guba gwakabi ttaabu
[00:20.34]Emikwano giba gy'akabi Sam ky'ekyo
[00:23.08]Nange nkyerabiddeko
[00:25.25]Kubanga ekibonyabonya obulamu bwange
[00:28.18]Mpulira nkwagala
[00:30.35]Maama ekinsagambiza n'obudde okukya
[00:33.26]Ate era ne nzibya
[00:35.35]Mpulira nkwagala kufa simanyi kwe kiva
[00:38.25]Ye mukwano wankola ki?
[00:40.61]Bangi abalumizibwa, baleke balumwe
[00:43.26]Ate banadda wa?
[00:45.70]Bulikya ne mbatuulira nze ne mba mu maka
[00:48.49]Ate balimpita wa?
[00:50.81]Taata nkozze nnyo simanyi kwe kiva
[00:53.36]Mpulira nkudaagira
[00:54.78]Darli wange
[00:57.28]Kimuli kyange akasana akaberyeberye
[00:59.89]Omulenzi wange
[01:02.13]Kimuli kyange akasana akaberyeberye
[01:05.08]Sam gyali
[01:07.21]Sam wange maama
[01:09.64]Kimuli kyange maama
[01:12.17]Sam wange maama
[01:15.99]Maama nnakola ntya ku lwange kaŋŋume
[01:18.78]Ate nze nadda wa?
[01:21.16]Wabula ekintu kye ndabye nze ntuuse okufa
[01:23.77]Ku lw'abo b'olina
[01:26.16]Bangi abampalanira omulenzi wange naye maama ne nsirika
[01:31.35]Mbalaba nga kibaluma kinene
[01:33.50]Naye ate nze nsinga
[01:36.25]Bangi nnyo abaagala Sam
[01:38.40]Era nange abangeya
[01:41.47]Wadde nga ssi muntu wa nsimbi
[01:43.76]Naye mpulira mmwagala
[01:46.26]Kaakati twafuuka bammamba
[01:48.73]Buli omu bambi awaana yiye
[01:50.51]Baleke balumwe bambi
[01:52.70]Kimuli kyange akasana akaberyeberye
[01:55.42]Omulenzi wange
[01:57.88]Kimuli kyange akasana akaberyeberye
[02:00.46]Sam gyali
[02:02.87]Sam wange maama
[02:05.12]Kimuli kyange maama
[02:07.89]Sam wange maama
[02:21.88]Nze nange njagala nnyo okufuna ku maka
[02:24.43]Naye nga ebizibu by'ebingi
[02:26.70]Kansabe Katonda ampe nga nange bwe mpakasa
[02:29.58]Byonna Katonda ebyo y'ayamba
[02:31.98]Kale kibeera kitya nga nnyingidde mu maka
[02:34.78]Ng'erinnya erimpitibwa lya mwami?
[02:36.92]Sheebah ekintu kyendabye towankawankanga
[02:39.67]Ekyo kyo kibeera kibi ttaabu
[02:41.96]Olina okulinda ennyo ate ongumiikirize
[02:44.62]Okutuuka wendifunira ensimbi
[02:47.00]Wabula mwanamuwala teweerariikirira
[02:49.96]Oyinza okulowooza nti nnimbye
[02:52.19]Ndese kubye akawuna kawoolere
[02:54.85]Taata omundabira nnyo ŋŋenze
[02:57.00]But keep our love, secretly
[02:59.74]Nkulaba b'obibuulira bangi
[03:02.32]Guluma guluma
[03:04.56]Omukwano guba gwakabi ttaabu (Nange ngwerabiddeko)
[03:07.34]Laba nkaaba, nsinda (guluma maama)
[03:09.67]Omukwano guba gwakabi ttaabu (eh, eh!)
[03:12.24]Guluma guluma
[03:14.76]Omukwano guba gwakabi ttaabu
[03:17.27]Laba ndaaga, ndaaga
[03:19.76]Omukwano guba gwakabi ttaabu
[03:22.54]Aoh, eeh, iih
[03:27.64]Aah, eeh, iih
[03:34.24]enyimba.ug
Publish comments and posts, and add songs, playlists, artists, and albums to your profile on Ennyimba.
By signing up or logging in, you consent to the
Terms of Use
and
Privacy Policy
of
Ennyimba