Sam Wange - Sheebah, Daddy Andre
Sam Wange - Sheebah, Daddy Andre

Sam Wange

49 views

Sam Wange Lyrics

Sheebah, Daddy Andre - Sam Wange Lyrics

(refrain)

Aah, eeh, iih
Aah, eeh, iih

(hook)

Guluma guluma (guluma)
Omukwano guba gwakabi ttaabu (Nange ngwerabiddeko)
Laba nkaaba, nsinda
Omukwano guba gwakabi ttaabu

(verse)

Emikwano giba gy'akabi Sam ky'ekyo
Nange nkyerabiddeko
Kubanga ekibonyabonya obulamu bwange
Mpulira nkwagala
Maama ekinsagambiza n'obudde okukya
Ate era ne nzibya
Mpulira nkwagala kufa simanyi kwe kiva
Ye mukwano wankola ki?
Bangi abalumizibwa, baleke balumwe
Ate banadda wa?
Bulikya ne mbatuulira nze ne mba mu maka
Ate balimpita wa?
Taata nkozze nnyo simanyi kwe kiva
Mpulira nkudaagira

(chorus)

Darli wange
Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Omulenzi wange
Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Sam gyali
Sam wange maama
Kimuli kyange maama
Sam wange maama

(verse)

Maama nnakola ntya ku lwange kaŋŋume
Ate nze nadda wa?
Wabula ekintu kye ndabye nze ntuuse okufa
Ku lw'abo b'olina
Bangi abampalanira omulenzi wange naye maama ne nsirika
Mbalaba nga kibaluma kinene
Naye ate nze nsinga
Bangi nnyo abaagala Sam
Era nange abangeya
Wadde nga ssi muntu wa nsimbi
Naye mpulira mmwagala
Kaakati twafuuka bammamba
Buli omu bambi awaana yiye

(chorus)

Baleke balumwe bambi
Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Omulenzi wange
Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Sam gyali
Sam wange maama
Kimuli kyange maama
Sam wange maama

(verse)

Nze nange njagala nnyo okufuna ku maka
Naye nga ebizibu by'ebingi
Kansabe Katonda ampe nga nange bwe mpakasa
Byonna Katonda ebyo y'ayamba
Kale kibeera kitya nga nnyingidde mu maka
Ng'erinnya erimpitibwa lya mwami?
Sheebah ekintu kyendabye towankawankanga
Ekyo kyo kibeera kibi ttaabu
Olina okulinda ennyo ate ongumiikirize
Okutuuka wendifunira ensimbi
Wabula mwanamuwala teweerariikirira
Oyinza okulowooza nti nnimbye
Ndese kubye akawuna kawoolere
Taata omundabira nnyo ŋŋenze
But keep our love, secretly
Nkulaba b'obibuulira bangi

(chorus)

Guluma guluma
Omukwano guba gwakabi ttaabu (Nange ngwerabiddeko)
Laba nkaaba, nsinda (guluma maama)
Omukwano guba gwakabi ttaabu (eh, eh!)
Guluma guluma
Omukwano guba gwakabi ttaabu
Laba ndaaga, ndaaga
Omukwano guba gwakabi ttaabu

(refrain)

Aoh, eeh, iih
Aah, eeh, iih

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Sheebah Lyrics

Show all →

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z