obwenzi.
commit, okwenda.
v.i., okukulembera, okugenda mumaaso.
v.tr., okuseesa, okuserula; (money) okuwola.
enkizo.
get, okukiza.
okujja.
omulabo, omuwakanyi, omulwanyi.
be, okugaana, okuwakana.
ennaku, obunaku, obuyinike.
okuteesa, amagezi.
okuwa amagezi, okuteeseza, okusalira amagezi.
omuwolereza.
v., okubajja.
n., embazzi, eggya.
wala.
ekisa, obulungi.
a kisa, lungi.
ekigambo, ensonga.
okwefuusa. a. riches, okwejolabya. a. friendship, okwesanyiriza, be affected, okwerogoya. speak affectedly, okudaadiira, okuteregga.
okwagala, okwagalana, obuganzi.
a kwagala, ganzi.
a kika kimu.
okukakasa, okwogera, okukaliriza, okulayira.
okuyungako, okuteekako, okusibako.
okubonyaabonya, okuyigga nya, okuco ccacocca.
ekibonoobono, obunaku, obuyinike.
obugagga, nnasisi.
gagga.
okutiisa, okukanga.
n., ekyego.
v., okuvuma, okugirira ekyejo.
kubigere
be, okutya.
nate, omulundi ogw'okubiri ( . . . omulala).
prep., ennyuma wa, oluvannyuma lwa.
adv., ennyuma, oluvannyuma; also vide mala,
ekisungwa, ekitanyi.
ebiddirira akabenje.
eggulo; in the a., olw'e ggulo.
luvannyuma.
ate, nate; do a., okweyongera (with infin.), say again, ddamu.
ku; also use okuwakana na.
obukulu; (period) emirembe: (generation) omugigi.
kadde, a nvi.
omusigire, omuwanika.
okusunguwaza, okunyiiza, okusaakaanya.
angu, a mbiro.
obwangu, embiro.
okweraliikiriza, okufuukuula, okutawiila, okuvujjula.
be, okweraliikirira, okutye muka, okufuukuuka, okwediima, okuvuyana.
be, okwaka.
long, edda, si lwa jjo; it is three days ago, wakayita ennakussatu.
ekibonyoobonyo, obulimi obunene, obubalagaze; be in last agonies, okutabunkana.
okukkiriza, okutabagana, okuganya, okukkaanya, okukwana, okulagaana, okwetaba.
a kisa, lungi.
endagaano, okutabagana, okulagaana; make an agreement, okukola endagaano.
obulimi.
omusujja.
mumaaso.
v., okubeera, okuyamba.
okulwalalwala.
endwadde, obulwadde.
v., okuteeba, okutoma.
sit, okulondobala.
n., empewo, omukka; in the air, mu bbanga.
v., okwanika; (display) okwolesa.
put on, okwekambazza, okw ejalabya, okwemanta, okukaga, okusongoka.
vide mwogo.
footwalk, sidewalk. cf. ekkubo.