ebyambalo.
empisa; give up a bad h., okwewangula.
a kusulamu, a kubeeramu; be h., okubeeka.
ennyumba, ekisulo.
okutema, okukikiitana.
e ggina.
Magombe, Ttanda.
ekikulukuto.
olunyago, omuguma, ekijugo.
omukazl omukadde.
look, okuguŋŋumika.
okulamula, okugulaana.
n., omuzira.
v., okuyita, okukoowoola.
oluviiri, enviiri; (of animal) ekyoya, ekikuzzi, essisi; (caterpillar) eggimbi; (pubes) ekiza; (eye brows) ekisige; (eyelashes) ekikowe kowe.
n., ekitundu, ennusu. h. cooked, a makubu ggu, a mbwe bwe. h. full, ttengetenge. h. grown (jungle), ettoma. h. open (door), omuwogo. halloo, v., okukoowoola.
okutukuza.
okuyimirira, okukoma; (limp) okuwenyera.
ekisulo, omugiini.
okusala wakati, okutemamu, okwawiilamu.
ennyondo; (stone) omuyindo; (of gun) firipi.
v., okukuba n'ennyondo, okuweesa, okukomerera; vide pound.
akatimba, akadyeri.
n., ekisero.
v., okuziiyiza.
okutemk bluteega.
omukono, ekibatu; h. over, go, okubaka; have hands full, okukwatagana, okugagalana.
v., okuweereza, okukwasa.
olubatu; two handfuls, ekiyi.
omulimugw'engalo.
ekitambaala ky'ennyi ndo.
n. (hoe), omuyini; (knife) ekiti; (shield) omuwambiro, omukonda; (jaw) ekigingi; (pot) e'ŋŋ ngo. broken hoe h., ekiyinigi. fix in h., okuwanga. take out h., okuwangula.
v., okutoŋŋoonya, okutoga toga, okutiga, okukwatako.
omuzaana.
balagavu, lungi.
v.i. (down), okuleebeeta, okulengejja, okubunduka, okulagaya;
v.tr., okuwanika, okwanika; (strangle) okutuga. h. oneself, okwetuga. h. curtain, okutimba. h. head, okutunula kibundaaza, okukoteka.
okuwalira; h. fire, okufenya.
look down, look sheepish. cf. bundaala, bundaaza.
n., ebitimba.
akatakkuluze.
akavumbo.
after, okuyaayaana, okwoya, okululunkana.
ennaku.
okubaawo; h. to, okubaako.
essanyu.
sanyufu, assanyu; be h., okusanyuka, okwesiima; h.go-lucky, nnakigwanizi, sserulyamayenje.
v., okubuulira, okukuutira.
okuteganya.
n., omwalo.
okukuuma, okukweka.
gumu, kakanyavu, kalubo, kakafu, kakummemme; vide kali bobbo. h. luck! int., manti! be h., okukakanyala, okukaluba. be h. for, okukaluubirira. harden, okukakanyaza, okugumya.
a mwoyo mukakanyavu.
obugumu, obuvumu.
use wasigadde (or waasigala) katono.
obukakanyavu, obukalubo.
obubi, ennaku.
gumu, a maanyi.
wakayima.
person with, nnakimu.
n., akabi, obubi.
v., okuluma, okwonoona, okukola obubi.
okutabagana, okwekwanya.
ennanga.
n., amatandiiko.
v., okutandiika.
ennanga, entongooli, endongo; play the h., okukuba ennanga.
okuyeeyereza.
v.tr., okuswaga.
abboggo, kambwe.