Instant search, alphabet browsing, reverse lookup, and SEO word pages.

English → Luganda Luganda → English
Search
English → Luganda
Letter F has 658 entries.
Alphabet
Entries
ffuluku (la) expert EN→LG

very skillful person. Yali ffuluku mu kukwata emisota. He was very skillful in his ability to handle snakes. Abantu bamwogerako nga ffuluku mu kumannya eddagala ery'ekinnansi. The people described him as being an expert in (knowing) native medicine.

Open page
fierce EN→LG

kambwe, kakali, a nkanu. f. person, entakkutakku. turn f., okubama, okutaama. look f., okw'ekajanga, okutunula buswandi. fiercely, bukanga, bukanu.

Open page
fiirwa (-fiiriddwa) v.i. appl. pass EN→LG

be bereaved of; lose; miss, miss out on. oku- fiirwa obulamu, to lose one's life. Leka kufiirwa mukisa guno. Don't miss this opportunity. Abaana bangi bafiirwako bannyaabwe nga bakyali mabujje. Many people lose their mothers while they are still small children.

Open page
fill EN→LG

okujjuza; (with food) okukkusa. f. very full, okubenga, okubigika. f. mouth, okufundiikiriza.

Open page
finger EN→LG

engalo. little f., nnasswi. first f., olunwe, nvamumba. second f., kkwemmembekedde. thumb, ekinkumu.

Open page
finish EN→LG

okumala, okusonjola, okumaliriza, okutuukiriza, okukuba ssaanya, okumalamu, okulamya, okukunja, okusulikira, okuwemm enta.

Open page
fire EN→LG

n., omuliro. grass f., oluyiira. bonfire, ekikoomi. make a f., okukuma omuliro; v. (set f. to), okwokya, okw okerera, okuteekera, okubabuukirira, okuyeekera. f. a gun, okukuba emmundu.

Open page
Page 3 of 10