okulyazaamaanya, okubba.
obubbi.
etc.; to rattle, okugalangatanya ekiwanga mu ngalo, to sleep, go to bed, lit. rattle the skull in one's fingers. Yagalangatanya ensimbi za Gavumenti, kati ali mu kkomera. He embezzled government funds and is now in jail. cf. omugalangatano; golongotana.
deceive, defraud; embezzle, steal, cf. omukumpanya; kupaakupanya.
e- (n/n) money, ensimbi ejinanda, oowtie shell, eby'ensimbi, finance, financial matters. Minista w'eby'ensimbi, minister of finance, okulya ensimbi, to embezzle funds, take money illegally, cf. omusimbi.
oku- bulajinanya ensimbi, misappropriate money, embezzle funds.cf. ^ebbula, ebbuliro, embulakalevu, embulakayu, embulakirevu, omubuze, ^wabula.
o- (mu/ba) embezzler; prevaricator, liar. cf. kumpanya.