Instant search, alphabet browsing, reverse lookup, and SEO word pages.

English → Luganda Luganda → English
Search
English → Luganda
Showing 20 result(s) for "kiseera".
Alphabet
Entries
kiseera EN→LG

e- (ki/bi) time; period of time, ekiseera ekinene, a long time, ebiseera eby'eddembe, leisure time, ebiseera eby'omu maaso, the future, abakozi ab'eki- seera, temporary employees, gavumenti ey'ekiseera, provisional government, ebiseera eby'akabenje, period of emergency, okukuuma ebiseera, to be on time, okumala ebiseera, to waste time. cf. akaseera.

Open page
kiseera EN→LG

e- (ki/bi) line, wrinkle; segment (e-S-> of a caterpillar). Omusomo gummaze ebiseera mu bulago. The course was extremely difficult, lit. finished up the wrinkles on my neck.

Open page
buli invar EN→LG

adj. & pron. each; every; all; everyone, buli kiseera, all the time, always, buli kimu, everything, buli kyonna, everything. buli wonna, everywhere, buli wantu, everywhere, na buli kati, even now, up to the present time, buli gye bagenda, everywhere or wherever they go. buli lwe bagenda, every time or whenever they go. buli ayagala okujja, everyone or anyone who wishes to come.

Open page
bunduka (-bunduse) v.i. hang down (of breasts EN→LG

hair); be bent/inclined; be on a slant; stoop, slouch; be poured. Olw'obuwanvu atambula abunduka. Because of his height he walks with a slouch. Ebintu ebiggya mu kiseera ekyo byabundu- kiranga kumu mu Buganda. At that time (all sorts of) new things were coming into Buganda at once.

Open page
point EN→LG

ensonda, akasassa; (of time) ekiseera, eddakiika; (meaning) amakulu; (of an argument) ekisoko, omusoso; be on the p. of, vide about to; keep to point, okugoba ensonga.

Open page
space EN→LG

ebbanga, ekibangaazi, omuwaatwa. small s., akatantalo. s. of time, ekiseera; vide empataanya. s. under bed, ekinkuliisi.

Open page
ssa (-ssizza EN→LG

nzisizza) v.i. & tr. caus. of kka, q.v. make to go down;'put, place; set up, establish; put forth, bear (fruit, of the plantainj; breathe, okussa ekimu, to agree, come to an agreement; to receive Holy Communion. Bassa kimu nga nkuyege. They get along very well, lit. like termites, okussa ekikkowe, to sigh, okussa omukka, to sigh, draw a breath, okusaako omwoyo, to pay attention, okussa omukono ku nda- gaano, to sign an agreement, okussaamu ekitiibwa, to honor, okussaako, to count in, include, okwo ssaako, and add to that, and besides that, okussaako essira, to stress, emphasize, okussaawo abiri, to look at, just look at (abiri implies maaso, eyes), butassa mukono, without resting, without stopping, kussaawo kikyo (eki- gambo), contribute to a discussion, put in one's own ‘two cents.' kussaawo kakalu, to post bail/a bond. Toliimu kassa. You are really stupid. Yagambye nti amaze oku- ssaawo gavumenti ey'ekiseera. He said that he had set up a provisional government. Nnaalongo teyassaamu kantu nga batambula. The wife did not hesitate and they went off. akalenzi kaba kabissa kati ne..., just as the little boy finished telling these things...

Open page
time EN→LG

n., obudde, ekiseera, enfunda, akakyo, ekisekka; (leisure) ebbanga; (hour) essaawa; (first, second, etc.) omulundi; (times) emirembe, ebiro, ensangi; at a t., kinna . . vide lejjalejja, oku somberera, okusomola; be a long t., okubandaala.

Open page