omulamuzi.
muganda, ow'oluganda; (of a sister) mwannyina; (younger b.) omwana wattu; b.inlaw, omuko, mukoddomi, mulamu, musangi.
o- (bu/-) judgeship; justice, cf. lamula, omulamuzi.
n., omulamuzi, omukubirizi w'emisango.
e-: eby'ekintukiramu, kind/humane actions, mu ngeri ya kintukiramu, in a kind way. cf. obuntubulamu, omuntumulamu.
to bargain on a price. cf. -lamule, -lamuzi, obulamuzi, eddamula, omulamuzi, nnamula.
v., okuba omulamu, okulama; l. long, okuwangaala.
omulamuzi.
omuwendo omulamule.
omulamuzi, omusazi.
muganda; (s. of a brother) mwannyina; (s.in.law) mulamu.
etc. Katonda ky'aterekera omulamu te- kivunda. (prov.) lit. What God keeps in store for a live person does not rot. What will be will be.
overdo things; try to create an impression, okukola eby'akatiwuuko, to act/do things in an exaggerated way. -to adj. young, not fully grown; small, omwezi omuto, the new moon, omulamuzi omuto, junior judge, -toototo, rather young. Omusajja yalina abaana be basatu nga batoototo. The man had three children, (all) rather young, kuluyita luto, to treat lightly, consider of no consequence, call it (-lu- implies lutalo, battle) small. Sisobola kuluyita luto. 1 cannot say that it is a matter of small consequence, cf. toowa, toowala, obuto, ekilo, oluto, omuto; (be) ttottololo.
o- (mu/ba) well-bred person; humane person, omusajja omuntumulamu, a gentleman in every sense of the word. cf. obuntubulamu, kintukiramu.
o- (mu/ba) healthy person; living person, okutuusa luno jjo ly abalamu, until recently. Omufu y aliisa omulamu emmere. (prov.) The dead provide food for the living. We profit by the acts of those who have gone before us. cf. -lamu.
(mu/ba) brother-in-law; sister-in-law.
o- (mu/mi) kind of tree.
o- (mu/ba) judge; arbitrator, omu- lamuzi omuto, junior magistrate, omulamuzi omukulu, chief justice, cf. lamula
go beyond; step over; transgress; exceed, kusukka bwa mulamuzi, to become critical/very bad, to deteriorate (of a situation). Yalaba eki- gambo kisusse obw'omulamuzi. He saw that the matter had gotten out of hand, mu ngeri esusse, excessively, in an excessive way.
an important lubaale in the Kiganda pantheon. (Katonda) ky'aterekera omulamu, tekivunda. (prov.) What God lays in store for a person does not spoil, cf. tonda, Obwakatonda.
living; healthy, physically sound. Abalamu magoma, gavugira aliwo. (prov.) lit. The living are (like) drums, they beat for the one who is alive. Perhaps similar to Out of sight, out of mind. cf. lama, lamuka, obulamu, omulamu.
stare at; examine/inspect carefully; give close attention to; devote oneself to, stay at for a long time, omulamuzi ne yeekaliriza Mugwanya, and the judge looked at Mugwanya intently.
okwesimba mu maaso g'omulamuzi, to appear/present oneself before the judge, okwesimba nnaka- kongo, to stand on one's head; to refuse completely; to be adamant/unyielding, okwesimba mu muntu , to stand up against a person. okwesimba mu bigambo, to interfere/ meddle in affairs, kwesimba nga muti gwa ssimu, to stand motionless/straight/erect (lit. like a telephone pole).