e- (n/n) worker termite. Bassa kimu nga nkuyege. They were in complete agreement. Enkuyege zinkubira enduulu. I am still living.
nzisizza) v.i. & tr. caus. of kka, q.v. make to go down;'put, place; set up, establish; put forth, bear (fruit, of the plantainj; breathe, okussa ekimu, to agree, come to an agreement; to receive Holy Communion. Bassa kimu nga nkuyege. They get along very well, lit. like termites, okussa ekikkowe, to sigh, okussa omukka, to sigh, draw a breath, okusaako omwoyo, to pay attention, okussa omukono ku nda- gaano, to sign an agreement, okussaamu ekitiibwa, to honor, okussaako, to count in, include, okwo ssaako, and add to that, and besides that, okussaako essira, to stress, emphasize, okussaawo abiri, to look at, just look at (abiri implies maaso, eyes), butassa mukono, without resting, without stopping, kussaawo kikyo (eki- gambo), contribute to a discussion, put in one's own ‘two cents.' kussaawo kakalu, to post bail/a bond. Toliimu kassa. You are really stupid. Yagambye nti amaze oku- ssaawo gavumenti ey'ekiseera. He said that he had set up a provisional government. Nnaalongo teyassaamu kantu nga batambula. The wife did not hesitate and they went off. akalenzi kaba kabissa kati ne..., just as the little boy finished telling these things...
enkuyege; (drone male) enswa, entenga; (warrior) ekkenda; (queen) nnamunswa; for different varieties, vide obuggalamatu, embaala, empawu, amakulubiru, obumpowooko, ense jjere, ennaka, entunda, entakke, ekkonezi.
pass (time). kukulunga kirevu wansi, to rub one's beard on the ground, i.e., to be obsequious/ highly deferential, okukulunga amalusu ng'enkuyege ey'ekyanda, to roll saliva like termites in the dry season, i.e., to waste one's time/breath.