nnabbi, omulaguzi.
charge (someone) too much. ‘Bakuseera,' takwa- zika. (prov.) (He tells you) ‘they are overcharging you,' but he doesn't lend you anything.
bulijjo, edda n'edda lyonna, ennakuzonna, buli kaseera.
be ou'^e rinp have just the right degree of ripeness (of fruit, etc.). cf. emboosa, embooseera.
o- (bu/-) subjection, forced rule, colonialism, mu biseera by'obufuge, in colonial days. cf. fuga. bufumbo, o- (bu/-) marriage, the marital state, obufumbo obw'ekitala, civil marriage, cf. fumba, fumbirwa.
o- (bu/-) office of overseer; overlordship; bishopric; diocese (Prot.). cf. laba, labiriza, omulabirizi.
adj. & pron. each; every; all; everyone, buli kiseera, all the time, always, buli kimu, everything, buli kyonna, everything. buli wonna, everywhere, buli wantu, everywhere, na buli kati, even now, up to the present time, buli gye bagenda, everywhere or wherever they go. buli lwe bagenda, every time or whenever they go. buli ayagala okujja, everyone or anyone who wishes to come.
hair); be bent/inclined; be on a slant; stoop, slouch; be poured. Olw'obuwanvu atambula abunduka. Because of his height he walks with a slouch. Ebintu ebiggya mu kiseera ekyo byabundu- kiranga kumu mu Buganda. At that time (all sorts of) new things were coming into Buganda at once.
o- (bu/-) poverty, indigence. cf. omunkuseere.
o- (bu/-) slipperiness. cf. seerera.
o- (bu/-) overcharging, asking too high a price, cf. ^seera.
okuseera, okulyazaamaanya, okulyakula, okucumpanyacumpa nya, okujeejeeka, okulimba, okukuusakuusa; c. at mweso, okubbira empiki.
nkaana k'enkoko, omuseera.
nzize) v.i. return, come back; go back; go; come up (of crops); take effect (of medicine), kudda mu mbeera, to return to normal, kudda mu maziga, to burst into tears; kudda mu ddiiro, to do a job over (because it was poorly done the first time); to dance again, kudda ngulu, to regain consciousness; to wake up. kudda buto, to become childish, enter one's second childhood (see buto for additional meanings). kudda ku mabbali, to stand aside, kudda mu bi- gere bya..., to follow in the footsteps of, succeed. Tayinza kudda awo kumala bi- seera bye. He can't just stand around and waste his time, abanlu abatalina kadda eri mumwa, people who have nothing to eat, lit. who do not have (a little thing, kantu implied) which returns to the lip. Emmere ezze. The food has been vomited up or The crops have come up.
e- no plur. (li/ma) freedom; opportunity; leisure; lack of worry, peace and quiet, eddembe ery'okwogera, freedom of speech, ebiseera eby'eddembe, leisure time. Atunuza ddembe. He looks relaxed/ composed, cf. akalembe.
adj. (of price), kanufu; vide okuseera; beloved, agalwa.
okuseera, okulyazaamaanya, okulyakula, obukumpanyakumpa, obujeejeeka, okweriikanya, okulyamukawubyo; be defrauded, okugwa amanu.
okukola, okugira; (finish) okumala; (cheat) okuseera; (do again) okuddiramu.
ekiseera.
buli, kiisi; e. day, bulijjo, buli lunaku; e. moment, buli kaseera.
be, okugulumira; (of price) okukangaluka; vide okuseera.
essaawa; (occasion), ekiseera.
ekiseera, ebbanga, ekibangirizi, olumagga, ettalaga; vide okwamuka; i. of silence, kasiriikiriro.
lit. kick (samba) hot coal (lyanda). mu biseera bino ebya kasambalyanda, in this period of danger, in this time of unrest.
a- (ka/bu) crisis, great difficulty, lit. it-takes-the-skin-off-of-a- wound. Bino ebiseera bya kasasambulabbwa. These are very difficult times.
a- (ka/bu) short time, short period of time; chance, opportunity, cf. lekiseera.
a- (ka/bu) disturbance; riot; uprising, okulangirira ebiseera eby'aka- tabanguko, to proclaim a state of emergency. cf. tabanguka.
e- (ki/bi) rough piece of barkcloth from the nseerere tree. cf. ddundu.
e- (ki/bi) time; period of time, ekiseera ekinene, a long time, ebiseera eby'eddembe, leisure time, ebiseera eby'omu maaso, the future, abakozi ab'eki- seera, temporary employees, gavumenti ey'ekiseera, provisional government, ebiseera eby'akabenje, period of emergency, okukuuma ebiseera, to be on time, okumala ebiseera, to waste time. cf. akaseera.
e- (ki/bi) line, wrinkle; segment (e-S-> of a caterpillar). Omusomo gummaze ebiseera mu bulago. The course was extremely difficult, lit. finished up the wrinkles on my neck.
seize; catch (a person). bu 1 i iwe nnakwatirizangayo akaseera, every time I got a chance.
be effective (e.g., of a medicine.); come to pass, turn out to be true. Ebigambo by'omulaguzi byalaka bulungi. The predictions {lit. words) of the seer actually came to pass. Omulimu gulase. The work has reached the point where it is producing results.
ebbanya, ekiseera; have l., okweteesa, okwessa.
e- also embooseera (n/n) as an attribute ripe (of fruit); fig. beautiful (e.g., of girls), emboosa y'omuyembe, a beautifully ripe mango, omuwala emboosa, a beautiful girl. cf. booseera.
akaseera, eddakiika.
come into view Kemp, te Ke seer.,
o- usually with the -a of rel. abundant, profuse. Enkuba yali ya mwero mu biseera ebyo. The rain was very abundant during that period, omwero gwa kasooli, abundance of corn. cf. 2yera.
e- (n/n) seer, oracle, diviner, fortuneteller. cf. lagula.
e- (n/n) remainder; surplus, with the -a of rel. surplus, spare, emmere ey* en- fissi, surplus food, ebiseera byo eby'enfis- si, your spare time. cf. fikka.
e- (n/n) pullet, young hen. cf. omuseera.
ekigambo; (opportunity) ekiseera; (reason) ensonga
e bbanga, ekiseera.
okuseera, okulimba, okutebya.
okuseera.
okuseera, okukiza, okulimba.
omukoza, nnampala.
ekiseera, ebiro, ensangi, emirembe, ekisekka.
ensonda, akasassa; (of time) ekiseera, eddakiika; (meaning) amakulu; (of an argument) ekisoko, omusoso; be on the p. of, vide about to; keep to point, okugoba ensonga.
avii, naku; vide lucoolo, lunkupe, lupere, munkula, munkuseere, nseraweeru, enswenke; become p., okwavuwala, okuseega.
be milled/ ground.
akaseera, enjala.
v., okuseerera, okuterebuka.
v.i., okuseerera. s. down, okutenduka, okuseesee tuka, okusumattuka, okumansuka. s. past, okwekooloota. s. out, okusowoka. s. away, okwebbirira, okwemulula.
obuseerezi.
seerevu, rel. form of v. okuseerera.
weweevu, seerevu, nyirivu.
v.tr., okuweweeza, okuseereza, okunyiriza, okukuuba, okukwanya, okusiira, okuttaanya.
v.i., be s., okuweweera, okunyirira, okuseerera, okusaana; get s. (sea), okuteeka, okulaala.
ebbanga, ekibangaazi, omuwaatwa. small s., akatantalo. s. of time, ekiseera; vide empataanya. s. under bed, ekinkuliisi.
nzisizza) v.i. & tr. caus. of kka, q.v. make to go down;'put, place; set up, establish; put forth, bear (fruit, of the plantainj; breathe, okussa ekimu, to agree, come to an agreement; to receive Holy Communion. Bassa kimu nga nkuyege. They get along very well, lit. like termites, okussa ekikkowe, to sigh, okussa omukka, to sigh, draw a breath, okusaako omwoyo, to pay attention, okussa omukono ku nda- gaano, to sign an agreement, okussaamu ekitiibwa, to honor, okussaako, to count in, include, okwo ssaako, and add to that, and besides that, okussaako essira, to stress, emphasize, okussaawo abiri, to look at, just look at (abiri implies maaso, eyes), butassa mukono, without resting, without stopping, kussaawo kikyo (eki- gambo), contribute to a discussion, put in one's own ‘two cents.' kussaawo kakalu, to post bail/a bond. Toliimu kassa. You are really stupid. Yagambye nti amaze oku- ssaawo gavumenti ey'ekiseera. He said that he had set up a provisional government. Nnaalongo teyassaamu kantu nga batambula. The wife did not hesitate and they went off. akalenzi kaba kabissa kati ne..., just as the little boy finished telling these things...
v., okuseera, okulyazaamaanya, okucumpacumpanya, okukumpakumpanya, okulyakula.
n., obudde, ekiseera, enfunda, akakyo, ekisekka; (leisure) ebbanga; (hour) essaawa; (first, second, etc.) omulundi; (times) emirembe, ebiro, ensangi; at a t., kinna . . vide lejjalejja, oku somberera, okusomola; be a long t., okubandaala.
a kiseera, si a lubeerera.
use v. okuseera in rel. form.
mpalanye) v.tr. loathe, hate; vex; persecute. Ebiseera bimpalana. I have no time. I am pressed for time.
nnyonoonye) v.i. sin, commit evii, do wrong, v.tr. spoil; make dirty; ruin, damage; mess up. okwonoona ebiseera, to waste time.
o- (mu/ba) one who consults a seer, one who has his fortune told by a fortune-teller, cf. lagula, omulaguzi.
o- (mu/ba) seer; prophet; oracle; fortune-teller, cf. lagula, omulagulwa.