Tujja Kufuna - Mbeewo
Tujja Kufuna - Mbeewo

Tujja Kufuna

40 views

Tujja Kufuna Lyrics

Mbeewo - Tujja Kufuna Lyrics

Buli muntu atondebwa ngalina walilyako
Emikisa omutonzi yagaba ffena atuuwako
Tulina omukisa eyagaba ddala alina nyo
Nebwoba matata gino emikisa tomalawo
Eno ensi tuli ku ttale ddene
Tolimalaawo
Wadde nga ebembuto enene balowooza yabo
Bwenjogela kumbuto enene
Sigamba size yo
Ntegeza obwongo obukuzukusa gw'osuule bano!

Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna
Tonfiriza ngwe
Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna aah ahha
Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna
Tonfiriza ngwe
Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna aah ahha

Eno ensi ya self service
Wadde eliko ka gods timing
Bwokifuna mumutwe
Ofuna emirembe
Laba ewaaka addayo ngalo nsa
Nga abewuwo ebifi basolobeza
Ofaaki ng'obubwe buyayuya aaaaah
Ddala omusindika ekaganga
Omufula embuyaga ezikunta
Obwanabwe obufuula bumulekwa.......

Abantu abwo
Balina omululu
Balina emilulu
Emitima gyabwe nugu
Baleeta obulumi
Abantu abo
Balina obukuku....
Kumitima gyabwe nugu
Baleeta obulumi!

Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna
Tonfiriza ngwe
Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna aah ahha
Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna
Tonfiriza ngwe
Tujja kufuna
Ffena tujja kufuna aah ahha

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z