(verse)
Nze sibamanyi bona botamanyi
Njogere yeki kyotamanyi
Nkwagala nyo nebyotamanyi okimanyi
Gamba nti nkimanyi
Byoyoya njakuwa otoma ki
Anti love evuga automatic
Sweet mbeera nkukyayira ki
Nga nsanyusa ani
(chorus)
Wandika awo
Nti omwana atakyawa munne
Mukyanga ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyanga munne
Mukyawa ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyawa munne
Mukyanga ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyanga munne
(verse)
Hm omwana tajooga munne
Hm omwana tanyiiza mune we
Omwana takooya munne
Bwamukoya omwana naweeka mune hm
Omwana tasembya mune hm
Omwana akyakala nemunewe
Omwana mune yamuwa omukwano
Mu ba babylon yamuvimbisa
Bwanyuma amusabula zi picha picha
Muzibu ne namugamba mpita
Ayinza nokufa namugamba akita
Kibi kigwana wala mukyaawe ntya
(chorus)
Wandika awo
Nti omwana atakyawa munne
Mukyanga ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyanga munne
Mukyawa ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyawa munne
Mukyanga ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyanga munne
(bridge)
Hm omwana tajooga munne
Hm omwana tanyiiza mune we
Omwana takooya munne
Bwamukoya omwana naweeka mune hm
Omwana ayokyayo munewe hm
Omwana akyakala nemunewe
What a deal done BassBoi
Love song for my baby
(hook)
Sibamanyi bona botamanyi
Njogere yeki kyotamanyi
Nkwagala nyo nebyotamanyi okimanyi
Gamba nti nkimanyi gamba nti nkimanyi
Byoyoya njakuwa otoma ki
Anti love evuga automatic
Sweet mbeera nkukyayira ki
Nga nsanyusa ani
(chorus)
Wandika awo
Nti omwana atakyawa munne
Mukyanga ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyanga munne
Mukyawa ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyawa munne
Mukyanga ntya
Wandika awo
Nti omwana atakyanga munne
(outro)
Hm omwana tajooga munne
Hm omwana tanyiiza mune we
Omwana takooya munne
Bwamukoya omwana naweeka mune hm