Yeah
Sqoop Larma Lover boy
Nessim Pan Production
Twafunye obutakkaanya
N’omulungi anfumbira ewange
N’otulo ne tubula
Bwe yaŋŋambye ensonga ze
Ebigambo kwekumbula nze
Mbu awulira akooye
Yabyogedde mugonvu n’amaziga mu maaso
“Musajja ki akeera ku makya?
N’ayimuka n’agenda talidde y’awaka
Emmese ne zeetala
Ne zibulako ajja okuzimponya”
Bambi kannyabo
Nakalabye kakovvu konna kannyabo
Kko nze
Bambi omulungi kakkana
Akamwanyi naleese ndi wa kukimala leero
Bambi omulungi kakkana
Putulu namusibye emmese ndi wa kugikuba leero
Akadde kikulu
Bw’oba ne gw’oyagala
Love tegulwa nsimbi
Akadde kikulu
K’abe mugumiikiriza
Atuuka naabikoowa
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Nkwatewo
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Songawo
Nja kufuba ntereeze munnange
Nzikirizza emisango ginsinze
Eby’ensi bibadde bimpambye
Laba bwe ndeka ekimyula ne njokya abange
Lwaleero
Naawulira ah naawuliranga
Neemenye
Naawulira ah naawuliranga
Akadde kikulu
Bw’oba ne gw’oyagala
Love tegulwa nsimbi
Akadde kikulu
K’abe mugumiikiriza
Atuuka naabikoowa
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Nkwatewo
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Songawo, eh
Twafunye obutakkaanya
N’omulungi anfumbira ewange
N’otulo ne tubula
Bwe yaŋŋambye ensonga ze
Ebigambo kwekumbula nze
Bambi kannyabo
Nakalabye kakovvu konna kannyabo
Kko nze
Bambi omulungi kakkana
Akamwanyi naleese ndi wa kukimala leero
Lwaleero
Naawulira ah naawuliranga
Neemenye
Naawulira ah naawuliranga
Akadde kikulu
Bw’oba ne gw’oyagala
Love tegulwa nsimbi
Akadde kikulu
K’abe mugumiikiriza
Atuuka naabikoowa
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Nkwatewo
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Songawo
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Nkwatewo
Akadde kikulu
Side ki, side wa?
Songawo