Sqoop Larma lover boy
Sound Fall
Temperature Touch kw’eno beat
Bannange temutuloga
Tunyumirwa bulamu just stress twakoowa
Bannange temutuloga
Bwe nvimba party n’otandika onnooma
Temunyiiga ne mutuloga
Tunyumirwa bulamu just stress twakoowa
Bannange temutuloga
Bwe nvimba party n’otandika onnooma
Omuntu taayambale tanyumeeko maama?
Taalinnye ku nnyonyi kugendako Bulaaya?
Taazimbe maama olwokuba omunooma?
Life terina spare
Bwe nakimanya ne ntandika okuvimba
Ne bwe mba na mutwalo mu mpale
Ndigida ng’alina akakadde mu nsawo
Naffe tetulina ebitunyiga by’ebingi yadde tetulaga aah
Naffe tuli bubi ebitunyiga by’ebingi yadde tetulaga aah
Bannange temutuloga
Tunyumirwa bulamu just stress twakoowa
Bannange temutuloga
Bwe nvimba party n’otandika onnooma
Temunyiiga ne mutuloga
Tunyumirwa bulamu just stress twakoowa
Bannange temutuloga
Bwe nvimba party n’otandika onnooma
Omukisa ogwange teguliba gugwo
Ne bw’olikola otya ne bwe weeyambula
Eno ewange byakatandika
Tuula butuuzi tuli mu kutalika
Onjogerako n’ebitasaana eyo
Mbu nanyirira ne nfuna ekyejo
Tonnyongera capital oba ensi bwe mugitwala bwemutyo
Muli mutya mugamba ki mmwe abaana b’obutale?
Weetegereze munywanyi yandiba omulabe
Some dem ah good, some dem ah bad
Bo balwana kukuggya ku mugaati
Chair Mark temumuloga
Hajji Yasin temumuloga
Namyalo oyo temumuloga
Sande Gavana temumuloga
King Eddy bambi temumuloga
Hustle Paul temumuloga
Beard King temumuloga
Mr. Win temumuloga
Bannange temutuloga
Tunyumirwa bulamu just stress twakoowa
Bannange temutuloga
Bwe nvimba party n’otandika onnooma
Temunyiiga ne mutuloga
Tunyumirwa bulamu just stress twakoowa
Bannange temutuloga
Bwe nvimba party n’otandika onnooma
Omuntu taayambale tanyumeeko maama?
Taalinnye ku nnyonyi kugendako Bulaaya?
Taazimbe maama olwokuba omunooma?
Life terina spare
Bwe nakimanya ne ntandika okuvimba
Ne bwe mba na mutwalo mu mpale
Ndigida ng’alina akakadde mu nsawo
Naffe tetulina ebitunyiga by’ebingi yadde tetulaga aah
Naffe tuli bubi ebitunyiga by’ebingi yadde tetulaga aah