Ameenallah
Ameena
Amiina Ameenallah
Lydia Jazmine
Baur
Oh what a blessing!
Baby you look so nice today, eh
You’re so so amazing olina love eyaddala
Ekindeese okwetakula mu matumbi
Love yo y’ensiiwa sso ssi magimbi
N’ekiro nkulaba mu matumbi
Nga ntudde bw’onjiira obumuli obungi
Nja kulayira, nga ne maama atudde awo
Nga ne taata atudde awo
Ndayira (ndayira)
Toliraba kkaaba
Akukwatako ankaabya, Maswaleh
Ndi mu love yarabi
Ameenallah
Omwana waabandi
Anjagadde yarabi
Ameena Ameenallah
Bino bye nnyirira
Love y’ennyiriza
Ameenallah
Endeese n’amalala
Mundeke naakalaba
Ameena Ameenallah
Baganda ba sitaani baakufa (beetuge)
Balwadde n’ogu COVID
Ono dollar gye nina
Mmwe muli mu bw’ebiri ebiri
Bw’assaako smile bw’amwenya avumula abalwadde
Ameenallah
Ndi wa mukisa, ono omwana anjagadde
Ameena Ameenallah
Kati mutuleke gwekirumye ennyo yeetuge
Yeffe abaaguma nebatatupaaza
Abaawuliriza ebigambo bya ba mother
Nja kulayira, nga ne maama atudde awo
Nga ne taata atudde awo
Ndayira ndayira
Toliraba kkaaba
Akukwatako ankaabya, Maswaleh
Ndi mu love yarabi
Ameenallah
Omwana waabandi
Anjagadde yarabi
Ameena Ameenallah
Bino bye nnyirira
Love y’ennyiriza
Ameenallah
Endeese n’amalala
Mundeke naakalaba
Ameena Ameenallah
Baabawaana nnyo
Baabawaana dda
Twagala tulabe
Bubu balage omubiri?
Baganda ba sitaani baakufa (beetuge)
Balwadde n’ogu COVID
Ono dollar gye nina (gye nina)
Mmwe muli mu bw’ebiri ebiri
Mutuleke gwekirumye ennyo yeetuge, yeah
Yeffe abaaguma nebatatupaaza
Abaawuliriza ebigambo bya ba mother
Nja kulayira, nga ne maama atudde awo
Nga ne taata atudde awo
Ndayira ndayira ndayira
Toliraba kkaaba
Akukwatako ankaabya, Maswaleh
Ndi mu love yarabi
Ameenallah
Omwana waabandi
Anjagadde yarabi
Ameena Ameenallah
Bino bye nnyirira (bye nnyirira)
Love y’ennyiriza
Ameenallah
Endeese n’amalala
Mundeke naakalaba
Ameena Ameenallah
Hmmm
Ameenallah
Hmmm
Ameena Ameenallah
Babe
Eh yeah
Ameena Ameenallah
Ameena