Bajikona - Spice Diana
Bajikona - Spice Diana

Bajikona

39 views

Bajikona Lyrics

Spice Diana - Bajikona Lyrics

Bajikoona
Eno endongo bagikoona
Tozalawa bajikoona
Eeee Ee Eeee!
Eh, eh, bajikoona
Eno endongo bagikoona
Tozalawa bajikoona
Eeee Eeee Eeee

Eno gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Eno gy'ozalawa abalala kwe bafiira
Endongo gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Endongo gy'ozalawa abalala kwe bafiira

Ah wadde ozina nga kyakayiga
Amazina tebagapapira gayiga
Amateera ne bw'oteekamu amasoga
Kiggwa, kiggwa
Atamanyi kuzina teweekwasa
Amazina gagenda na kwebuusa
Selfie nnyingi naye teyekyusa
Atudde, atudde, aah
Bwe tubalinnya temuyomba
Nze ndaba mutudde
Ng'abali mu nnyumba
Waliwo azina karate tabasamba
Anti omuliro gukutte
Mu nnyumba mu nnyumba

Eno gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Eno gy'ozalawa abalala kwe bafiira, eh eh eh!
Endongo gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Endongo gy'ozalawa abalala kwe bafiira, uh!

Wamma tingisha tingisha
Oba kumenyeka menyeka menyeka
Wamma babe katika katika katika
Pon di dance floor
Pon di dance floor, eh
Say, wamma tingisha tingisha
Oba kumenyeka menyeka menyeka
Wamma babe katika katika katika
Pon di dance floor
Pon di dance floor, eh
Eno Beats, eno gy'okubye madder
Abaana bazina bazina bazina
You're mi best ma bradda

Eno gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Eno gy'ozalawa abalala kwe bafiira, eh eh eh!
Endongo gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Endongo gy'ozalawa abalala kwe bafiira, eh!

Ah wadde ozina nga kyakayiga
Amazina tebagapapira gayiga
Amateera ne bw'oteekamu amasoga
Kiggwa, kiggwa
Atamanyi kuzina teweekwasa
Amazina gagenda na kwebuusa
Selfie nnyingi naye teyekyusa
Atudde, atudde, aah
Bwe tubalinnya temuyomba
Nze ndaba mutudde ng'abali mu nnyumba
Waliwo azina karate tabasamba
Anti omuliro gukutte mu nnyumba mu nnyumba

Eno gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Eno gy'ozalawa abalala kwe bafiira, eh eh eh!
Endongo gy'ozalawa abalala bagikoona
Abalala bagikoona
Endongo gy'ozalawa abalala kwe bafiira

Eeh, aah ah!
Kangamu awo, eh!
Kaddemu awo
Eeh, ng'omanyi awo
Reality, ggwe aah
Kangamu awo
Eh, kaddemu awo
Ng'omanyi awo (Eno Beats)
Bagikoona

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z