Best Friend - Spice Diana, King Saha
Best Friend - Spice Diana, King Saha

Best Friend

40 views

Best Friend Lyrics

Spice Diana, King Saha - Best Friend Lyrics

Best friend wange
I love you more and more
Best friend wange
I love you, eeh
Sabula

Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nnyo babe

Koona, one two
Kati ondi mu nsonda
N’ekirala onnyoola ekinda
Ondi bubi olimba
Lwaki tonsaasira?
Bw’onzita ndoope w’ani?
Babe onfudde askari
Bw’aba siggwe ngukuumire ani?
Lwaki tonsaasira?
Okulembera Dharasa number one
N’obulungi obatwala umber one
Okyanga gwa Bufalansa number one
N’okunyuma obalina number one oh

Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nnyo babe

Waliwo lwe wantaasa
N’ompa nze ku tuzzi nga nfa ennyonta
Kw’olwo wantaasa, hmm eh ah
Nze sirikwegaana
Ne bw’oba ng’eriiso osigazza limu
Sirikwegaana, eeh oh
Nalonda gwe ne mmala
Saagala na kulabayo nze mulala
Kyana gwe wampamba, n’omala
Kyokka olaba byonna, obimala

Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nnyo babe

By’okola bimenya abakampasa
N’abakazi abanyirira bafuuse bitagasa
N’abasajja ab’obusentesente batya mayisa
Oli full package young togitya budget
Ondiisa sausage ssi chapatti
Nateredde wamu gwe libiti
Natukula nali mu sewerage
Ye chi niwatu komawo bambi
Okulembera Dharasa number one
N’obulungi obatwala umber one
Okyanga gwa Bufalansa number one
N’okunyuma obalina number one oh

Mukwano gwe togaana
Njagala nga ssi bya kyama
Hmm, bambi togaana
Tonnimba ne bakutwala
Baby tokaaba
Bambi nzize tokaaba
Twelonda, nga teri akisuubira
Njagala onjagale paka bw’onakoowa
Njagala nkuwe omukwano togunyooma
Eh, amaanyi gampedde
Ooh mukwano njagala ggwe

Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nnyo babe

Best friend wange
Oli waddala, oli waddala
Wafuuka best friend wange
Oli waddala nnyo nnyo nnyo
Best friend wange
Hmm, oli waddala
Oli waddala
Wafuuka best friend wange oh oh
Oli waddala nnyo babe

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z