Broken Hearts - Echoled
Broken Hearts - Echoled

Broken Hearts

30 views

Broken Hearts Lyrics

Echoled - Broken Hearts Lyrics

Tell me where the broken hearts go
Kuba kisasi kya saba sabawa kyonkubye kumutima
Tem me where the broken heats go
Eyo jeba weseza ebidondi bya wuzi ebitunga emitima
Tell me where the broken hearts go
Nkunganire eno nebebakyawa

Mbade mpita yita nga era nsotya sotya
Mpulide eyo olugambo mubakyala bano
Nti munange owe empeta lero oweta
Sitide nange nenzija mumaso go okingambe
Wansanga nga ndi bwomu
Kati era oyagala kugenda ondeka nga ndi bwomu
Yade wansanga mbera bwomu
Naye ekirwade kyenafuna kwagala gwe bwomu
Owomukwano mbulira
Oyo akutute kyansinga wekaba kagato kagulide nkagule
Mama mbulira osanga netereza ne tereza byeyakugamba mbireke

Tell me where the broken hearts go
Kuba kisasi kya saba sabawa kyonkubye kumutima
Tell me where the broken hearts go
Eyo jebaweseza ebidondi byawuzi ebitunga emitima
Tem me where the broken heats go
Nkunganire eno nebebakyawa
Tell me where the broken hearts go
Kuba kisasi kya saba sabawa kyonkubye kumutima
Tem me where the broken heats go
Eyo jeba weseza ebidondi bya wuzi ebitunga emitima
Tell where the broken hearts go
Nkunganire eno nebebakyawa

She was Linda, Melinda, Felisha, Belinda
Nga bona bagala mbaganze naye olwomukwano gwo nebifa
Neninda gwe ninda nga toda
Lwe wada ebyemabega byenakusobya byewaza
Oh bebi look at me
Can you bebi get some empathy
Nze obwomu mbutya
Kyekirwade ekyata jaja wange in 90s
Musaja watu olwamuleka kwekukankana
Ekyadako kwali kuzika bebi come back please
Never not never too let to mend gungstar afuka gentleman
Begeresa nti abalunji baanji
Naye mukama akatiba keyakutondesa mpaawo akayina

Tell me where the broken hearts go
Kuba kisasi kya saba sabawa kyonkubye kumutima
Tem me where the broken heats go
Eyo jeba weseza ebidondi bya wuzi ebitunga emitima
Tell me where the broken hearts go
Nkunganire eno nebebakyawa

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z