Ah haa!
Ekibadde kikutte obudde
Mukwano lwe nasooka okukulaba natya
Kyannuma obutatula kasita nakyatula
Budde bwo kasaawa
Ekibadde kikutte obudde, ah ah
Nze mpa obudde, aaahah
Ekibadde kikutte obudde, billahi
Nze mpa obudde, aaahah
Ekibadde kikutte obudde, yaaah
Nze mpa obudde (Nessim Pan Production)
Yenze kabi danger
Si mu bubi netya
I've got you baby
Nteeka ku daily menu (ah, I've got you)
Bwe bikutama nga tukyusa venue (ah, I've got you)
Nteeka ku daily menu (daily menu)
Kye nfa njagala ssanyu
Manya baby wendi
Manya kweddako kwendi
Tunula ku menu ky'onasaba kwendi
Nasibye figure kweri
Ky'onasaba kwendi
Baby onzita, baby onzita (naye mukwano walahi tokola error)
Mummy ampita, daddy ampita (abo baveeko nabasubiza enziga)
Waguan, waguan, waguan (Say whatagwan naawe)
Waguan, waguan, waguan (Say whatagwan naawe)
Waguan, waguan, waguan
Ekibadde kikutte obudde, ah ah
Nze mpa obudde, aaahah
Ekibadde kikutte obudde, billahi
Nze mpa obudde, aaahah
Ekibadde kikutte obudde, yaaah
Nze mpa obudde
I've got you baby
Nteeka ku daily menu (ah, I've got you)
Bwe bikutama nga tukyusa venue (ah, I've got you)
Nteeka ku daily menu (daily menu)
Kye nfa njagala ssanyu (njagala ssanyu)