Bilibilibili wolongo dong dong
Oooh!
Yo Horace!
Swiri biri bwiri
Oh yeah, Bless Touch
Laba eno ggwe, laba eno ggwe, laba eno mwana
Nalungiwa nga ate nze simanyi ku nyiiga
N'abogera nabaleka kabakole ogwo
Full figure yangeya oyo ye nabasosaana, sha
Ggwe olira otya mu sowani yange
Okwata otya mu sowani yange
Mwana ggwe olira otya mu sowani yange
Ggwe okwata otya mu sowani yange
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, bambi sumulula
Tonsiba, ah, osiba siba
Ah, sumulula
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, ah, ompima pima
Ebinnyo, buli anjasamira okunvuma
Buli ampalana n'amagezi gambula
Ebinnyo, ne bw'oyogera tebinnuma
Fa ku mudaala, mudaala gwo
Mubiri gutiba tiba, ne baloba loba
Biri biriwo oh, ne mbalobesa
Gutiba tiba, ne baloba loba
Biri biriwo oh, longo dong dong
Ggwe olira otya mu sowani yange
Okwata otya mu sowani yange
Mwana ggwe olira otya mu sowani yange
Ggwe okwata otya mu sowani yange
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, bambi sumulula
Tonsiba, ah, osiba siba
Ah, sumulula
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, sumulula
Tonsiba, ah, ompima pima
Dem tell me baby this man so wonderful
Dem haffi play with my mind so what a fool
Over the moon say what a view
So say selecta pull up rewind di tune
Laba eno ggwe, laba eno ggwe, laba eno mwana
Nalungiwa nga ate nze simanyi ku nyiiga
N'abogera nabaleka kabakole ogwo
Full figure yangeya oyo ye nabasosaana, sha
Ggwe olira otya mu sowani yange
Okwata otya mu sowani yange
Mwana ggwe olira otya mu sowani yange
Ggwe okwata otya mu sowani yange
Horace
Bless Touch