Katono Katono - Winnie Nwagi
Katono Katono - Winnie Nwagi

Katono Katono

22 views

Katono Katono Lyrics

Winnie Nwagi - Katono Katono Lyrics

Tu tu tu, too much

Bw'ofumbira ow'enyanya
Bwe zisukirira enva zitunnununa
Amazzi zijabulukuka
Omunnyo ne zikayirira (oh hoo ooh)
Ziffa era faayo enva
Omulya zidduka mbu ah uh!
Bwebityo bwebityo oh ooh

Quality is better than quantity mu love
Ebya kidomoole, nga gwa juule nedda nedda

Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted
Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted

Baby lwakiri akatono
Eddekende mweligweera
Obuwoomi bwako n'ekiriisa
Obifuna eno mu taano
Kiringa nga bw'olaba mu mwaka
Sekukkulu ebeera emu
Nga buli omu agyesunga
Bwe buwoomi bw'akatonotono
Ng'era abayimbi abategeka buli kadde
Gyebigwera byeveera
Abawagizi ne bessala
Nange baby
Bwentyo bwe njagala ogwange
Gumpe mu musoole musoole soole, naguno ozze

Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted
Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted (katono katono katono katono baby iih)

Zion Kay (eeeh katono katono katono katono aaah)

Akatono kazira mu liiso kale
Eby'okutijja mundeke nga nawuguka
Nze mbitya
Olwo mu store ekwo gwagwayo
Too much of anything is bad
Oouu!
Too much of anything is always bad, ooh
Ebya nkole npomye nalungayo agoota amayuuni twawulira
Baby sweet honey
Katono tono tono tono nga kansonga

Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted
Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted

Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted
Afazaali katono katono baby nga kansongo
Ebya kidomoole nedda nedda biba diluted

Eeii iih, katono baby, katono katono baby
Ebya kidomoole nedda aah

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Best of Winnie Nwagi Lyrics

Show all β†’

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z