Kibulamu - Winnie Nwagi
Kibulamu - Winnie Nwagi

Kibulamu

24 views

Kibulamu Lyrics

Winnie Nwagi - Kibulamu Lyrics

Winnie Nwagi
Oooooh ooh

Kibulamu baby (kibulamu kibulamu), oh!
Ekintu kyo nga kinyenya (kibulamu)
Kibulamu naawe (kibulamu kibulamu)
kibulamu oouu (kibulamu oouu)
Ekintu kyo nga kiyunga (kibulamu kibulamu)
kibulamu baby (kibulamu oouu)

Mbadde njagala ngezeko oba omulala ndabe
Bwe kuba kuyiga ABC oba ŋŋamba njige
Mbadde njagala ofuneyo omulala ogezeeko
Njagala okole homework ne exam oyita
Leero naawe njagala osirike, njogere
Nkubulire ebiboozi byange ebitanyuma owulirize
Sirina muntu gwe negomba nafuuka muzibe
Onsika na lutti buli gy'ogenda ngoberere, aah ahh

Kibulamu baby (kibulamu kibulamu), oh!
Ekintu kyo nga kinyenya (kibulamu)
Kibulamu naawe (kibulamu kibulamu)
kibulamu oouu (kibulamu oouu)
Ekintu kyo nga kiyunga (kibulamu kibulamu)
kibulamu baby (kibulamu oouu)

Oyagala nze nkaabe musaayi
Kubanga owooma nga mujaaja ku chai
Nja tusharinga musabatayi
Onyigiriza nkyuuse walahi
Eh, aaah, aaah, aaah
Omukwano gwe nina gwaki
Gano amaaso genina gaani
Ng'obumwa obulungi bw'olina bwaki
Gwe bw'olivaako oliyagala ani
Nitakupa yile mpenzi ya lali
Mpenzi tamu tamu tau watari
Njagala tube nga Monalisa painting
Tukole ng'ebyekimerica
See everyday we partying we popping champagne
We make love in the rain
Ooh no aah haa!

Kibulamu baby (kibulamu kibulamu), oh!
Ekintu kyo nga kinyenya (kibulamu)
Kibulamu naawe (kibulamu kibulamu)
kibulamu oouu (kibulamu oouu)
Ekintu kyo nga kiyunga (kibulamu kibulamu)
kibulamu baby (kibulamu oouu)

Nzijukiza nga nange bwe nkujukiza
Bye werabira baby
Nerabiza nga nange bwe nkwerabiza
Ebikunyiiza sweet
Ntwala ko eyo gy'obeera nange ndi mukwano gwo baby
Njagala mbewo nga bakulwanira nange nkulwanireko darling
Tubiwandike mu kalaamu buli ekisoba, nga tukisimula
Tubikwate wamu mukwano, buli ekisoba, nga tukigonjoola
Ebigambo bigambo bugambo tebikola mbale
Ffe tubikongoola
Ono, aah haa!

Kibulamu baby (kibulamu kibulamu), oh!
Ekintu kyo nga kinyenya (kibulamu)
Kibulamu naawe (kibulamu kibulamu)
kibulamu oouu (kibulamu oouu)
Ekintu kyo nga kiyunga (kibulamu kibulamu)
kibulamu baby (kibulamu oouu)

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

Best of Winnie Nwagi Lyrics

Show all →

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z