Ngenda n'empulira
Agayaaye nga geeswanta
Imagination obufaananyi mbu kubilawo n'embwooza
Bambi bwemba nga mpapye oku kweeswanta
It's your decision mukwaano osobola okunyiiga
Omanyi nti nkwagala naye
Mu mukwano mubaamu emitendera
Nze sisobola ku buuka madaala
Wadde nga nandi yagadde
O'kupatana
Nga tuliira wamu ku sowaani
Mukayumba ka langi ya cream
Bwoba togyagala onaalonda
O'kupatana
Engeri gyontunuulira muno mu maaso
Efumita mutima gwange mukwano
Bwenzijukira kale olunaku lwenakulaba kale
Amasanyu genafuna geegano goolaba mu maaso nga nkuyimbira akayimba
Nsaba nku kwaateko awo mu kiwato
Baby oba ku mukono
Bwoba olina ensonyi mukwano kangume
Paka lwooli kiriza nze kino kyenjagadde
Oku kupatana na na na
Nga tuliira wamu ku sowaani
Mukayumba ka alangi ya cream
Bwoba togyaagala onaalonda
Oku kupatana na na na
Nga onsula mu kifuba nga omudaali
Olwo nkusiige ka langi mu kifaananyi
Bambi ngamba nti onaalonda
O'kupatana
Mu mukwano mubaamu emitendera
Nze sisobola ku buuka madaala
Wadde nga nandi yagadde
Oku kupatana na na na
Mu mukwano mubaamu emitendera nzesisobola ku buuka madaala
Wadde nga nandi yagadde
Oku kupatana
Nga tuliira wamu ku sowaani (ouh oh ooh)
Mukayumba ka alangi ya cream (oku kupatana)
Na na na na na na (bwoba togyaagala onaalonda)
Oku kupatana na na na (na na na na)
Nga onsula mu kifuba nga omudaali (na na na aaah)
O'kupatana (olwo nkusiige ka langi mu kifaanyi)
O'kupatana ah (oku kupatana na na na)
O'kupatana
O'kupatana aah o'kupatana
O'kupatana na na na