Emikwano gimanyi nti nze naaawe
Twatuuka dda mu kisaawe
Emikwano gibuuza ebibuuzo
Olwatuuka ku lwo'mukaaga
Emikono twagibonga when i said
Nasula wuwo ku lwomukaaga
Nkedde kukebera ku whatsapp
Nga ndaba bantenda omukwano
Napostinze akafananyi ka linda
Kati bampozesa nga yegwe gweninda
Lwaki onswaza onswaza
Mubalaba nabo bebuuza
Salawo ekituufu
Neme okuba mu bibuuzo
Onswaza ooh onswaza
Naye nga lwaki lwaki lwaki
Lwaki onswaza
Nkuba omutwe i need a response
Abange bwebambuuza mu mboozi
Ebigambo bimbula mbilowoolereza
Baagala okumanya bwekyagwa
Olabika omuguwa wagula gwante
Nogusiba ku mugaati wa sussa
Nkedde kukebera ku whatsapp
Nga ndaba bantenda omukwano
Napostinze akafananyi ka linda
Kati bampozesa nga yegwe gweninda
Lwaki onswaza onswaza
Mubalaba nabo bebuuza
Salawo ekituufu
Neme okuba mu bibuuzo
Onswaza ooh onswaza
Naye nga lwaki lwaki lwaki
Lwaki onswaza aah ah
Onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaza
Onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaza
Onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaliza ddala ddala ddala ddala
Baby onswaliza ddala ddala ddala ddala
Mukwano onswaza
Lwaki onswaza onswaza
Mubalaba nabo bebuuza
Salawo ekituufu
Neme okuba mu bibuuzo
Onswaza ooh onswaza
Naye nga lwaki lwaki lwaki
Lwaki onswaza
Lwaki onswaza