Mugatti - Kapeke
Mugatti - Kapeke

Mugatti

98 views

Mugatti Lyrics

Kapeke - Mugatti Lyrics

Trapex Boomin wants some more nigga
Eh, eh, eh!

Maama anonya muggati
Taata anonya mugaati
Kenzo anonya mugaati
Shebah anonya mugaati
DJ anonya mugaati
Waiter anonya mugaati
Boda anonya mugaati
Naawe nonya mugaati

Mugaati, mugaati, mugaati, mugaati, mugaati, mugaati, mugaati
Pastor anonya mugaati
Doctor anonya mugaati
Officer anonya mugaati
Janet anonya mugaati
Mugaati, mugaati, mugaati, mugaati
Buli omu anonya mugaati

Nkolo nnyo, nkera nnyo
Mpakasa mbe nga nfuna nnyo
Ttuba mukuguluka mukuduka missinde city teba muzanyo
Owino mbayo lwegulo nvayo
Nkokola nno buli mulyango
Nkakasa ndigufuna omugaati newekubera kuzza musango
Nsaba weekend etuke nga kwendi nnyo
Nga akasente keko sikalunyo
Webanga party ngi party nnyo
Kubanga nokuzifuna ssente sikyangu nnyo
Nonya mugaati
Ani ayina omugaati
Nyweza mugaati
Teri kutta mugaati
Temperature newerinya etya abaana tebasseguka bayiriba

Mugaati, mugaati, mugaati, mugaati, mugaati, mugaati, mugaati
Pastor anonya mugaati
Doctor anonya mugaati
Officer anonya mugaati
Janet anonya mugaati
Mugaati, mugaati, mugaati, mugaati
Buli omu anonya mugaati

Tolaba Ben, yaffuna Jane
Mugaati wegwabula ku Ben
Jane yadduka yabula kuvva k'olwo mwana Ben talaba ku Jane
Kyov'olaba nkola
Ky'ovolaba nchapa
Ky'ovolaba mbala
Kiro na missana
Nsiba nga nguffata

Bampe Champagne bottle I get drunky
Biba binyuma wemba nazikutte
Kuba kudigidda ne bakyali bange, he ggwe!

Bampe Champagne bottle I get drunky
Biba binyuma wemba nazikutte
Kuba kudigidda ne bakyali bange, he! Skrr!

Maanyi mugaati (helo)
Ssente mugaati (okay)

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z