Wenazifuna - Kapeke
Wenazifuna - Kapeke

Wenazifuna

93 views

Wenazifuna Lyrics

Kapeke - Wenazifuna Lyrics

Wenaziffuna
Naajooga namwe nemukiraba
He! Nja kugula ebyana kinaana
Ate nabyo nga mbikuba omu
Nzimbe ennyumba e Muyenga
Ate nayo nga mbeera omu
Nga ndya pizza, burger, TV ndaba
Nga byonna mbikola omu

Wenaziffuna
Naajooga namwe nemukiraba
He! Nja kugula ebyana kinaana
Ate nabyo nga mbikuba omu
Nzimbe ennyumba e Muyenga
Ate nayo nga mbeera omu
Nga ndya pizza, burger, TV ndaba
Nga byonna mbikola omu

Wenaziffuna
Naajooga namwe nemukiraba
He! Nja kugula ebyana kinaana
Ate nabyo nga mbikuba omu
Nzimbe ennyumba e Muyenga
Ate nayo nga mbeera omu
Nga ndya pizza, burger, TV ndaba
Nga byonna mbikola omu

Money y'ensonga ngiriko nnyo
Kuva mu senior four
Mbeera mu kulumba simanyi tulo
Vision24
Eh, bwentandika bano badduka
Bakimanyi nfumba bika
Webampomera, webaŋŋondera
Teri agaana wendumira

Dj kuba one time nsike ekibanga sagala kuba idle
Tolina ky'oŋŋamba tekawano enamba nkutwala mu coridor
Bo, paka kumakya bano tubakwacha ng'omuddo
Hater nsigala nkugamba sikola nze bintu bya bulijjo

Wenaziffuna
Naajooga namwe nemukiraba
He! Nja kugula ebyana kinaana
Ate nabyo nga mbikuba omu
Nzimbe ennyumba e Muyenga
Ate nayo nga mbeera omu
Nga ndya pizza, burger, TV ndaba
Nga byonna mbikola omu

Wenaziffuna
Naajooga namwe nemukiraba
He! Nja kugula ebyana kinaana
Ate nabyo nga mbikuba omu
Nzimbe ennyumba e Muyenga
Ate nayo nga mbeera omu
Nga ndya pizza, burger, TV ndaba
Nga byonna mbikola omu

Ne kenina nkekolera
Kyova olaba nkerira
Simanyi Sudhir nze mwewurila
Kiwaya nkimuvimbya
Kuba ne maama ayagala nju
Sagala birala njagala U
Nonya money I can't talk about U
Birala nnyo sound ya laddu

Bagala kuba kino kyendi
Njagala kuvva wano wendi
Mbu wogenda nsibe face
Kolwo enkya nkolerawo replace

Signal ffe beesika
Boomin gwe weka
Wezinfunira wepa
Nkakasa nkomawo mu part mpya

Wenaziffuna
Naajooga namwe nemukiraba
He! Nja kugula ebyana kinaana
Ate nabyo nga mbikuba omu
Nzimbe ennyumba e Muyenga
Ate nayo nga mbeera omu
Nga ndya pizza, burger, TV ndaba
Nga byonna mbikola omu

Wenaziffuna
Naajooga namwe nemukiraba
He! Nja kugula ebyana kinaana
Ate nabyo nga mbikuba omu, eh
Nzimbe ennyumba e Muyenga
Ate nayo nga mbeera omu
Nga ndya pizza, burger, TV ndaba
Nga byonna mbikola omu

Trapez Boomin wants some more nigga

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z