Nzuuno - Laika
Nzuuno - Laika

Nzuuno

124 views

Nzuuno Lyrics

Laika - Nzuuno Lyrics

I don't wanna waste your time
Eno ensonga ya love
Kuba you're the only man tonight (Nessim Pan Production)

Bakugaya lwa ntunula yo eyo
Tebamanyi gyensula eno
Omutima waguwamatula eno
Kati ejjo gwasuze eyo
Abawala be Nansana eyo
Balemesa nnyo obulamu bwange
Emitiima gyebalina emikyafu
Tebakutwala mukwano

Amaaso gonolya
Aa ee ii byona mbirina
Ka face kononya
Aa ee ii labayo nzuuno
Ka lipstick konolya
Aa ee ii byona mbirina
Omukwano gwononya
Aa ee ii labayo nzuuno

My baby boy yah 
Nsaba mbe wuwo bwooya
Nkufumbire kyoolya
Ate offune yo lawyer
Guno musango
Nakukutte n'emundu
Nonkunteka mu love mood
Nogwokundeta obusungu
Obusungu bwa love 

I don't wanna waste your time
I want to show me where I sign
So that you can own me night to night
Please be my guy

Amaaso gonolya
Aa ee ii byona mbirina
Ka face kononya
Aa ee ii labayo nzuuno
Ka lipstick konolya
Aa ee ii byona mbirina
Omukwano gwononya
Aa ee ii labayo nzuuno

Bakugaya lwa ntunula yo eyo
Tebamanyi gyensula eno
Omutima waguwamatula eno
Kati ejo gwasuze eyo
Abawala be Nansana eyo
Balemesa nnyo obulamu bwange
Emitiima gyebalina emikyafu
Tebakutwala mukwano

Amaaso gonolya
Aa ee ii byona mbirina
Ka face kononya
Aa ee ii labayo nzuuno
Ka lipstick konolya
Aa ee ii byona mbirina
Omukwano gwononya
Aa ee ii labayo nzuuno

Aa ee ii byona mbirina
Aa ee ii labayo nzuuno
Aa ee ii byona mbirina
Aa ee ii labayo nzuuno

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z