Ogyeyita - Hatim and Dokey (feat. Mun G)
Ogyeyita - Hatim and Dokey (feat. Mun G)

Ogyeyita

110 views

Ogyeyita Lyrics

Hatim and Dokey (feat. Mun G) - Ogyeyita Lyrics

Ky'osanze ngamba ono
Ah ah...
Man Zuli Tums beat it, Show time.
Happy African Boys Mun Genius. 

Kano, ka kugyeyita
Zi Fendi Dolce Gabbana kuba kugyeyita...uhmm
Fala, ndaba bugyeyita 
Bugambe race bwekoma ndabe abagyeyita 
Baby
Muba mugyeyita 
kiro naye emisana Taata gwewafaanana
Bayaaye b'ensasagge tu-tuba tugyeyita but anyway. 

Gyal ah yuh a fly like a sparrow 
Love you deep never narrow 
Mpa omukisa okubeera bbaawo nga nkuweeka nga muggo gwa mulaalo you know
Ggwe kola bwa kubaawo
Wadde Ogyeyita toleeta kiremyawo 
Njagala nzimbe Bangalore awo
Bosslady ah di position mi wan fi turn you inna wit a benz

Nze nkukwate mu ngalo etaano nga akapapula k'ekyetaano yuh di best I know 
Mukwano gwo problem nze nkusaba kumbaamu 

Wadde ggwe olina figure yo
Ogyeyita 
Ovuga bema yo, Ogyeyita 
Cupa y'ekyokunywa
Ogyeyita 
Tojiyita mulala 
Ogyeyita 
Olina figure yo 
Ogyeyita 
Ovuga bema yo 
Ogyeyita 
Kayimba ka ba people abagyeyita,  nga tojiyita mulala oh no

Eno ababanda bagyeyita naye n'abasajja ba police bagyeyita 
Wadde ba Dj abagyeyita mbu naye kyava ku bayimbi abagyeyita 

Eh eh! baby 
Biki byonjiza jiza 
Ebintu by'okulembeza mukwano gwempika pika 
Oyagala nkuwe bema oba kyapa nenkulambuza
Abo ba kadeyideyi  ebintu byabwe bya mpunapuna puna 

Ah..ah..ah..
Baby gal ba copycat ggwe aba abakutula emigongo 
ah...ah...ah
Va ku bano bendabye nga bazze munda n'obujonjo

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z