Tokolensobi - Hatim and Dokey
Tokolensobi - Hatim and Dokey

Tokolensobi

104 views

Tokolensobi Lyrics

Hatim and Dokey - Tokolensobi Lyrics

Yeeh eh eh 
Happy African boys 
Yeeh D'mario ooh
This is my plan for you girl
You girl
Show time .
Di deal done girl Well done. 

Am not going to pressure you.
Take your time babe
Kasta omanyi nfaayo 
Nfaayo, wooh
Amazima ogamanyi that much I know 
Nti gy'ogenda nkutuusaayo 
Ndi mukkakamu ekimala 
Am not trying to bribe your soul yeah
Like di V pon a alphabet 
Right next to you ah me reasone fi celebrate 
Let me be di bike and let me be di helmet 
Hope seh you get my likkle argument yoo  byabe. 

Naye tokole'nsobi yeh iiyyeeh
N'ogenda nomulala
Noleka nze nkulinze
Eyakulinda awaka nemukidongo.
Bambi tokolensobi yehh 
Nogenda nomulala 
Nolekanze akulinze.
Eyakulinda omuzalire abalongo

Kuva dda nga nkubiitabiita my dear.
Nga mbazaabaza ndi webaloggira
Nga nnakubunaabuna omutwe balisika Kkira 
Balumwe kumitwe 
Batumye ku pain killer 
Mmwe
Bemmanaja mulindeko okulwaala 
Njagala kaja nze noono tulina okubaala
Ne gyebamuzaala tulina okutuuka. 
Ewabwe womukyaala. 
Gwe buli lwondizayininga 
N'abankyaawa bagikuba beetonda 
Mbabuuza ani oyo oba Ennamba zaabwe nadiliitinga bwennakuzuula ..ahh 

Ba Nnakato oba babirye ggwe maama
Wasswa Kato oba suzaana 
Kulwobulingi bwo ssilutumira mwaana njagala akukuume nga ekyaama  yeah
Like di v pon ah alphabet 
Right next to You ah me reasone fi celebrate 
Let me be di bike and let me be di helmet. 
Hope seh you get my likkle argument 
Gwe buli lwondizayininga 
N'abankyaawa bagikuba beetonda 
Mbabuuza ani oyo oba Ennamba zaabwe nadiliitinga bwennakuzuula ..ahh 

Ah full HD na legend production  
You and I pon dis one 
Beng beng beng 
Bigula my girl its show time
Sure
Show time 
It's your time

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z