Omukwano Gwo - Vinka
Omukwano Gwo - Vinka

Omukwano Gwo

1 views

Omukwano Gwo Lyrics

Vinka - Omukwano Gwo Lyrics

(intro)

Vinka na Nesim
Swangs Avenue
Come around, come around
Manya nti ndi mulungi wo come around
When you raise me, come around
Come around

(verse)

Kwata wokwata wona ndi bwakabaka bwo, oh oh
And you know that I love you ndi mukwano gwo, oh oh
Nteka wonteka leero ndi munsawayo, baiby!
Obere city council yenze kibuga kyo

(chorus)

Ndi mulukubo nina omukwano gwo (omukwano gwo)
Ngutelese nzigulirawo room yo (nina omukwano gwo)
Ndi mulukubo nina omukwano gwo (omukwano gwo)
Ngutelese nzigulirawo room yo (nina omukwano gwo)

(verse)

Gwe tomanyi omukwano gwo
Dear omukwano gwo gwegunzigyamu obwongo
Omukwano gwo, omukwano gwo gwegunzisa mu lock
Summer love me ah get ah
Buli lwenkulabako we rotate
Omukwano gwo ye dinner date
Nkusaba kimu come again

(hook)

Nga tuli mu kapiira, gwe number moja
Era mu mukwano tuwe pamoja
Omanyi nsaga, nkugamba nera
Tukikole tukikole nera

(chorus)

Ndi mulukubo nina omukwano gwo (omukwano gwo)
Ngutelese nzigulirawo room yo (nina omukwano gwo)
Ndi mulukubo nina omukwano gwo (omukwano gwo)
Ngutelese nzigulirawo room yo (nina omukwano gwo)

(verse)

Nzigye ekyemisana, oba nzigye kyegulo
Ondabe misana oba ondabe olwegulo
Ebisigalira tubirabe normal oh
Wansikambula, wandeka ndi lokolo
Kati ntabula nina obulombolombolombo bwo
Era ne smile nina erimu dogolyo
Abankwana, mbalaba nga kasasiro
Kyova olaba Nessim yakubyeyo ekigoma kino

(hook)

Nga tuli mu kapiira, gwe number moja
Era mu mukwano tuwe pamoja
Omanyi nsaga, nkugamba nera
Tukikole tukikole nera

(chorus)

Ndi mulukubo nina omukwano gwo (omukwano gwo)
Ngutelese nzigulirawo room yo (nina omukwano gwo)
Ndi mulukubo nina omukwano gwo (omukwano gwo)
Ngutelese nzigulirawo room yo (nina omukwano gwo)

(outro)

Yesse Oman Rafiki (hahaha)
Boss manager
(Summer love me ah get ah)
(Buli lwenkulabako we rotate)
(Omukwano gwo ye dinner date)
(Nkusaba kimu come again)

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z