Tubikole - Fik Fameica, Vinka
Tubikole - Fik Fameica, Vinka

Tubikole

9 views

Tubikole Lyrics

Fik Fameica, Vinka - Tubikole Lyrics

A Fik Fameica and Vinka
Swangz Avenue
Tubikole omukwano teguyiika
Ng’empewo ekunta nze ndikubikka
Artin ku ŋŋoma otuli bukiika

Patience pays
Kasita tobeera lazy
Boy, I remember dem days
Bwe twatandika amapenzi, eeh yii!
I remember those days in school
Tewali kucakala, scared of breaking rules, yeah
Amaja tewaali era gwe wampa oluusi
Namanyanga late nti oluusi otodde ku fees
I used to kneel down on my knees
Kye nasabanga mu bulamu never to loose
Kati nagafuna baby gwe baayitanga enfuuzi
Totya tubikole, our couple making news

Byonna byonna byonna
Byonna katubikole (bw’ogambye)
Katubikole (hee)
Anti bakola nkole (yeah)
Byonna, byonna katubikole (tulinga bagole)
Katubikole (katubikole)
Anti bakola nkole (yeah) 

What a combination! (what a combination!)
No limitation
Mu bibbaala tebatugaana
Kati kabala you’re my farmer
Champagne we’re popping popping
Twakikwata tetukyatya na bu popi popi
Gyal, we’re takin’ over like tossing tossing
Just kutowa order like a capi capi
Temukitya eno fashion couple, yeah yeah
Bwe nnyambala white ayambala purple
Ŋŋenda ku Mosque agenda ku Chapel
Figure eight ono ye abasingako wato
Yadde ava uptown nze nva mu Ghetto
Tuli babi ku ssomero ffe twasibanga lobento
Ku mutima nakwekubako nga tattoo
Bakusoya obugambogambo tobawa kutu

Byonna byonna byonna
Byonna katubikole
Katubikole
Anti bakola nkole
Byonna, byonna katubikole (bw’ogambye)
Katubikole (bw’ogambye) 
Anti bakola nkole

Champagne we’re popping popping
Twakikwata tetukyatya na bu popi popi
Bwoy, we’re takin’ over just tossing tossing
Just kutowa order like a capi capi
Now baby we can suit everywhere
Bad everywhere now (eno couple tabu tabu tabu)
We can suit everywhere
Bad everywhere now (ssavu, ssavu, ssavu, ssavu)
Baby, okimanyi tulinga Offset ne Cardi B?
Buli lwe tujooga abamu kibayisa bubi
Tubalumye mu lujjudde nkuweeke
Tuzannye kwiso bando, twekweke
What a combination! (what a combination!)
No limitation (no no no limitation)
Mu bibaala tebatugaana
Kati kabala you’re my farmer

Byonna byonna byonna
Byonna katubikole (bw’ogambye)
Katubikole
Anti bakola nkole
Byonna, byonna katubikole
Katubikole
Anti bakola nkole (fire burn)

Byonna byonna byonna
Byonna katubikole
Katubikole 
Anti bakola nkole (tunaakola endala)
Byonna, byonna katubikole (tulinga bagole)
Katubikole (gwekirumye sorry)
Anti bakola nkole

Katubikole
Katubikole
Bakola nkole
Artin on the Beat
Fresh Bwoy
Katubikole
Vinka Vinka Vinka
Bakola nkole
Jahlive

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z