Oyaya - Lutty Neika
Oyaya - Lutty Neika

Oyaya

38 views

Oyaya Lyrics

Lutty Neika - Oyaya Lyrics

A Lutty Neika mi rhyme so harder derOno Bobix ali too badder dderBagamba okalya dda kadda ddaNakalya dda naye ate ndaba tekadda

Kyokka nga ne jjo kangambyeKanzijje nkujje mubuwambeNeninda nga bweyangambyeTeyalabise emisuwa kate ginjulike

Nakoowa nze ebya kwiso bandoNjagala kimu ongambe nkwata wanoNgisimbule nkujje kunsi kunoNkulambuze eggulu ogambe kiki kino

Eh!!Waŋŋambye Sunday naye eri walaNdabise okussaako omulalaSamanya nti oli zibuwalaOkunzijamu gy'oli kikaluba bulala

Nsaba ompe ku masavu naaweGira onte nentayaayaNjagala nkutuuke wala ompulire ogambe, oyayaya

Nsaba ompe ku masavu naweGira onte nentayaayaNjagala nkukweeke walaOli omu anjakira nga etaala laa

Put your hands in di air, now nowPut your hands in di air, nga olinayo ka baby

Gwe katumye bakaleeteMutumye bamuleete eyo

Come over gyal com cool me downMunnange nyamba onsasileAnantaasa oli omu gwe gweninaTondekerera bangabanegabane

Abaana balina obwangu abo boolaba, it’s a one call away!!!Bw'omuyita ye talwawo nga bw'okola, era kankugambe nze

Baby ebya ddala

Waŋŋambye Sunday naye eri walaNdabise okusaako omulala samanya nti oli sibuwalaOkunzijamu gy'oli kikaluba bulala

Nsaba ompe ku masavu naaweGira onte nentayaayaNjagala nkutuuke wala ompulire ogambe Oyayaya

Nsaba ompe ku masavu naweGira onte nentayaayaNjagala nkukweeke walaOli omu anjakira nga etaala laa

Put your hands in di air, now nowPut your hands in di air, nga olinayo ka baby

Gwe katumye bakaleeteMutumye bamuleete eyo

A lutty Neika mi rhyme soo harder derOno Bobix ali too badder dderBagamba okalya dda kadda ddaNakalya dda naye ate ndaba tekadda

Come over gyal com cool me downMunnange nyamba onsasileAnantaasa oli omu gwe gweninaTondekerera bangabanegabane

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z