v., okulongoosa, okuliwa.
okukendeeza, okukkakkanya; be reduced, okukendeera, okukkakkana; vide munyoto.
olumuli, essaalu, ekiwvuuwa, ekikaabugo. line of reeds, oluzizi. charred reeds, amagandaazi. unpolished reeds, emmuli z'abigomba.
enjaza.
v., okutagatta.
okujulira, okwogerako.
omulamuzi, omusazi.
v., okusala.
v. (ponder), okufumiitiriza, okwebuuza; r. light, okutangalijja.
v.tr., okulongoosa; v.i., okwezza obuggya.
okuzza obuggya.
tengu, a mputtu.
okwezira; r. from tears, okuzibiikiriza.
okuwummuza.
omuzzo, emmere.
ekiddukiro, obuddukiro, obwekwekero; take r., okweyuna, okweyamba.
omuddusi, omwekwesi.
okusasula, okuliwa.
okugaana.
n., empitambi, ebisasiro.
v., okugaana, okumma, okuwera, okuzira, okuguguba. r. to come, okuwambira. r. to answer, okukona, okuluma ensiwo, okwesirikira. r. to burn, okuvumbeera. r. reproof, okuwaganyala.
okuddamu.
okuddamu, okuwakanya.
okukomyawo. r. health, okulamuka, okuddamuolungubanguba. r. path, okukyamuka. r. temper, okunyiigukuka. r. strength, okuddamuamaanyi. r. sight, okuzibuka.
a kabaka.
okuliisa.
v., okutunuulira, okulowooza, okutega amatu, okussaamuekitiibwa.
okuzaalibwa obuggya.
Riijenti.
omussi wa kabaka.
ekitongole.
ekitundu ky'ensi, ettwale.
v., okuwandiika.
n., okunakuwala.
v.tr., okunakuwalira; v.i., okubonerera.
ekiragiro.
okubuulira, okunnyo nnyola, okumenya, okutontoma.
n., emirembe, e.g. emirembe Emyanga, emirembe Emicwa, etc.
v., okufuga, okulya obwakabaka.
okuliwa, okusasula, okugerula.
olukoba.
okugaana, okuzira, okugoba, okuboola.
okusanyuka, okujaguza.
essanyu.
okuyunga nate.
v.i., okuttuka.
okubuulira, okunnyonnyola, okutegeeza, okuwanuula ebigambo.
a lusi lumu, a kika kimu, a luganda.
muganda, ow'oluganda, ow'eŋŋanda.
v.i., okunafuwa, okuleebeeta; v.tr., okulebeza, okuddiriza.
okusumulula, okuta.
okukwasa, okusigira.
okukkakkana, okukya, okukoma.
tekya, tekkakkana.
esigwa, a nkalakkalira.
nnamwandu.
okukkakkanya; (assist) okubeera, okuyamba; r. oneself, okunya, okweyabya.
eddiini.
a ddiini.
okuleka, okuta.
n., enva, eky'okuliira.
v., okuwoomerera.
be, okweganiriza.
go, okwesisiggiriza, okwesiisa.
okwesiga.
okubeera, okutuula, okusigala, okulindirira.
ebisigadde; (dregs) obukyu, ebbonda.
n., ekigambo.
v., okugamba, okwogera.
a kitiibwa, atiikirivu.