n., eddagala, ekiwonya.
v., okuwonya, okulongoosa.
okujjukira.
ekijjukizo.
okujjukiza; r. one another, okujjukanya.
okwerabiriza.
okusonyiyibwa.
okusonyiwa.
okunenya.
n., ennaku, okwejjusa.
a nnaku; be r., okwejjusa.
okuggyawo, okujjulula, okuteekulula.
okuwa omusaala, okuwa empeera.
a nsiga.
okuyuza, okutaagula.
okuwa, okusasula; (translate) okukyusa.
okuzza obuggya, okuttukiza.
okugaana; (disown) okuboola (persons); (give up) okuleka, okuta; r. blood brotherhood, okuvumirira omukago.
ettendo, ekitiibwa, ettutumu.
a kitiibwa, atiikirivu; vide okututumuka.
v., okugulirira, okupangisa.
n., obusuulu; (tear) ekituli.
be, okuyulika.
okulongoosa, okuddaabiriza.
okuddamu.
emmere.
okusasula.
okudibya, okuteekulula.
okuddamu, okujeejera, okuyeeya.
emirundi mingi, lutata, lunye; do r., okuddiŋŋana.
okuziiza, okugoba, okuzzaayo ennyuma.
okwenenya, okwejjusa, okubonerera.
use inf. of v. foreg.
okujjuza nate, okuzzaa mu, okwongeramu.
okuddamu, okwanukula, okunyega;
n., okuddamu.
okumimiira.
n., ettutumu; evil r., olujeejeemo, emberebezi.
v., okubuulira, okuleeta ebigambo.
v., okuwummula, okugala mira.
okwolesa; (in words) okubuulira.
omubaka.
okuziyiza.
okunenya, okuboggolera.
take, okuwalana endibu.
n., ekivume.
v., okunenya.
okunenya, okubuulirira, okusiinya.
ekyewalula.
okugaana, okwegaana, okwesammula, okwetakiriza.
okutamwa, ekyenyinyalo.
n., enfuka,, entagi.
okugoba, okukuba enfuka, okuzzaayo e nnyuma.
use v., okumanyibwa; he has a reputation for strength = amanyiddwa nga ow'amaanyi.
v., okusaba, okwegayirira.
v., okwetaaga, okwagala.
okusasula.
okudibya, okujjulula, okuteekulula.
okulokola, okuwonya, okudduukirira, okutaakiriza, okuzibira.
ekifaananyi.
okufaanana.
okunyiigira.
ekinyiigo, akadubudubu.
adj., a nsibo.
v., okutereka; r. for, okubambira.
okubeera, okutuula.
ennyumba, enju.
obukyu.
okuvaamu, okuleka, okumaamuka.
amasanda, envumbo.