Linda - Rema Namakula, Chris Evans Kaweesi

Linda Lyrics

Rema Namakula, Chris Evans Kaweesi - Linda Lyrics

Ekitugata gwe mukwano guno  
Togusanyisa gukwate mpola  , oh  
Tokuyiita kuyomba nawe olaba  
Banga liweze nga nkulinze  
Hanitotuuka
Bwo lwayo munange  
Oba nga angamba nti nfe, naye nga nkokoze ki  
N'essimu otuga ntugge  
Ne ntaawa ne nkaaba  
Kyoka otuuse, ate era ogenda  

Naawe linda 
Linda bambi darling  
Togenda
Nze love enuuma (I got to go baby)
Buli kiseera mba nkulinze  
Oba luzze 
Kyoka otuuse, ate era ogenda  

Naawe linda
Linda bambi, darling
Togenda
Nze love enuuma  
(I got to go baby)
Buli kiseera mba nkulinze  
Oba luzze
Kyoka otuuse, ate era ogenda  

Nkwagala nnyo ekyo nawe okimanyi  
Naluli nakuuwa olugooye  
Ne lwotandaabye ekiiro yegwe’ndoota  
Ne lwesize ntuuma omubaaka  

Sista wange, akukuume  
Ekiiro, oleme okutya mu nju  
Kuba ekizibu nyina okufuba  
Nonye nsimbe twezimbe  

Enno embeera
Ndaabe nga ekyuka ko  
Kale tonyiga, tokaaba, ninda
Wiiki ejja, ssente zzizo
Ngenze ku mirimu  

Naawe linda
Linda bambi, darling  
Togenda
Nze love enuuma
Buli kiseera mba nkulinze
Oba luzze
Kyoka otuuse, ate era ogenda  

Wotabadde mbadde mulwadde nnyo  
Hmm, sorry
Bwozze
Obulumi mponye  
Mbadde nkolowooza  

Konze, kanzije misinde  
Nkulabeko katono gende  
Njiye  
Naye baby, I got to go  

Olutiiko lulwo lumezze  
N’empewo yankomonse  
Tondeka
Kubanga wano ntya wo  

Abankwana bangi eyo
Naye nze naberesa  
Mbagamba kiimu  
Nze nalonda namala (nange bwentyo)  

Akwagala nga nze oli mujaawa  
Nenkya lunaaku weruli leero lumpe  
Mpone nze okusanawo  

Naawe linda 
Linda bambi darling   (kangende ndeka nawe)
Togenda  (togenda hani)
Nze love enuuma   (emirumu nanti gye mingi)
Buli kiseera mba nkulinze  
Oba luzze
Kyoka otuuse, ate era ogenda  

Naawe linda 
Linda bambi darling (kangende ndeka nawe)
Togenda (vvamu kyejo)
Nze love enuuma   (emirumu nanti gye mingi)
Buli kiseera mba nkulinze  
Oba luzze
Kyoka otuuse, ate era ogenda

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z