Mmh
Obwavu buluma, endwadde ziruma
Naye omukwano gusingako kwebyo (gusingako kwebyo)
Kuba akafananyi, mu kubbo gyoyita
Nga abagalana batambudeko babiri
Naye ggwe oli bwomu oti
Teri yade akusiyako oba chi
N'ogezako, weyogereko oh, nga bakuyitako buyisi
Eyo mukiro, n'obulwa otulo
Olwokuba nga gwe tolina akuuma
Olusi n'osula enjala akamere n'otalya
Olwokuba nga gwe tolina abiita
Omulala nagezaako, yekube mu mawulire
Alabe oba anafunayo aganza
Abamu ne bafunamu, balala bisalirayo oh
Ogwo gwe mukwano
Balinkululira kukaliba nawe mukwano (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Balinkululira kukaliba yeah yeah, uh (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby

Ng'omukwano gwa mama n'omwana
Gwengenda okukulaga oh baby
Ate banga lyona mbere nawe
Ne bweliba mberaki, nze sirikyuka
Kale bogere, naye nze manyi, lino ekubbo lyenkutte dungi
N'abalokezi kati mukimanye, nti bibasaze mwatu
Honey bba mugumu, yegwe gwenjagala
Tebulikya ne nkyusa omutima
Kano akamweyumwenyu ke nina ku matama
Nako nkanfuna nga ozeko wendi (oh ooh oh)
Balinkululira kukaliba nawe mukwano (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Balinkululira kukaliba yeah yeah, uh (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby
Balinkululira kukaliba nawe mukwano (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
(Oh ooh, uh nha)
Oba nandibadde ntya, nga siri nawe mwanagwe!
Oli kyatika, nkukwata mpola, si k'obwo obulungi bwo!
Oli kitundu ku bulamu bwange (eh eeh eh eeh)
Balinkululira kukaliba nawe mukwano (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Balinkululira kukaliba yeah yeah, uh uh (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby
Balinkululira kukaliba nawe mukwano (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Balinkululira kukaliba nawe mukwano (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Balinkululira kukaliba yeah yeah, uh (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby
Balinkululira kukaliba nawe mukwano (balinkululira kukaliba nawe, eh eh)
(Balinkululira kukaliba nawe, eh eh)