(Nessim pan production)
A Jowy Landa
Omuze gw'obubi bae wagutandika ddi
Ezo zibera mpisa mbi
Omutima toguyisa mimwanyi otyo
Otyo, otyo otyo
Ntegedde late nti ndi mu love baby
Ye lwaki walungiwa nnyo otyo
Ojakunkubya emboko, baby
Kyova olaba nziira, nziira nziira nziira
Nga toliwo nziira
Tweyagare neera, neera neera neera
Eeeh, ntwala (sikyawalira)
Ntwala (mutima sikyaguwulira)
Ntwala (magulu gafambye maama, nsitula ko)
Ntwala (sikyawalira)
Ntwala (mutima sikyaguwulira)
Ntwala (magulu gafambye maama, nsitula ko)
Njagala omanye nti nze okkusumbuwa
Yeggwe andetera okkusumbuwa
Kiki ekyakutuma okulungiwa
Oh bebe
Ne wetumala emyaka nga twogera (iiyee!)
Nze setamwa
Walala love yo erinettira (baby yee!)
Love entwala, mpola bannange, take it easy, iyee!
Okukwagala ennyo kye kirinzita maybe
Ntwala (sikyawalira)
Ntwala (mutima sikyaguwulira)
Ntwala (magulu gafambye maama, nsitula ko)
Ntwala (sikyawalira)
Ntwala (mutima sikyaguwulira)
Ntwala (magulu gafambye maama, nsitula ko)
Ntwala
Ntwala
Ntwala
Nze gw'obonyabonya, gw'obonyabonya otyo
Nze gw'obonyabonya onsula mu birooto