Siri Bulungi - Jowy Landa
Siri Bulungi - Jowy Landa

Siri Bulungi

51 views

Siri Bulungi Lyrics

Jowy Landa - Siri Bulungi Lyrics

Waguan
Smirez music
Jowy landa
Bassboi

Bikambwe wansi wenjuba
Ebyaddala ensi eno ekuba
Tuli eno Kampala twekaza
Nga naye ebirooto byetugoba bidduka

Lubaare mbeera
Sente tuzinonya nga abakatandika
Gwoyambye akuvunika
Bannange abantu tebayambika
Nkanya kunonya shilling!
Nsasule amabanja nago nina mangi
Mukadde nakuba naye akugamba bingi
Nga abamubanja gyali nabo bangi
Masanyalaze gezimeera
Landlord asaawo ekibeera
Uncle kaduuka sukari amuseera
Ye mbeera

Siri bulungi
Ewange si birungi
Yadde nkulabikira ng'ali obulungi
Naye ng'embeera ndalamu ndalamu
Eyo muli bulungi
Ewange sibirungi
Kubanga embeera ndalamu ndalamu

Lwensanyuseko lwe mpostinga
Bannange temu judginga
N'olusi binuma byemu commentinga
Nabalekela mukama
Yakwasaganya karma ekirungi
Nagejja sijja mutama
Mweddeko temututama aah
Omuntu nakuwalana olw'okunyirira
Omuntu nakuwalana olw'okugejja
Omuntu nakuwalana olw'okumwenya
Mweddeko temutunyiza

Siri bulungi
Ewange si birungi
Yadde nkulabikira ng'ali obulungi
Naye ng'embeera ndalamu ndalamu
Eyo muli bulungi
Ewange sibirungi
Kubanga embeera ndalamu ndalamu

Nkanya kunonya shilling!
Nsasule amabanja nago nina mangi
Mukadde nakuba naye akugamba bingi
Nga abamubanja gyali nabo bangi
Masanyalaze gezimeera
Landlord asaawo ekibeera
Uncle kaduuka sukari amuseera, aaah!

Omuntu nakuwalana olw'okunyirira
Omuntu nakuwalana olw'okugejja
Omuntu nakuwalana olw'okumwenya

Mweddeko etemutunyiza

Siri bulungi
Ewange si birungi
Yadde nkulabikira ng'ali obulungi
Naye ng'embeera ndalamu ndalamu
Eyo muli bulungi
Ewange sibirungi
Kubanga embeera ndalamu ndalamu

Kubanga embeera ndalamu ndalamu

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z