Yakubye Emeeza - Jowy Landa, Fyno UG
Yakubye Emeeza - Jowy Landa, Fyno UG

Yakubye Emeeza

68 views

Yakubye Emeeza Lyrics

Jowy Landa, Fyno UG - Yakubye Emeeza Lyrics

(Intro)

Gaba wali
Gaba wano (Ntuuse)
Baby no no no, teri wano (TNS)
Gaba wali (UPTOP gang)
Gaba wano (eehh!!)
Jowy Landa, Baur

(Pre-Chorus)

Mugamba oja gisulamu
Agamba tagisulamu
Mugamba oja gisulamu, haaa!
Yakubye emeeza
Ku luno tewali kuteesa, oooh, cho cho!

(Chorus)

Eyo oh, eyo oh!
Nawe ontamidde lekka kuntamiza
Eyo oh, eyo oh!
Lekka lekka netamirire, love entamiza
Eyo oh, eyo oh!
Yo my baby boo era toli intruder
Eyo oh, eyo oh!
Oh na na na na na na

(Verse 1)

You got a pretty girl gwe bafata
Bamukema afiira kuggwe era kyakulaga
Kubanga kyakulaga abalala takibalaga
Again and again and again (everyday)
Nabagamba ono tayitika
Takuba takubika
Atangaala afanana glass etayatika
Tammala gajinika tabukuta tabukuta
Kyandiba nga gwenina nina malaika

(Pre-Chorus)

Mugamba oja gisulamu
Agamba tagisulamu
Mugamba oja gisulamu, haaa!
Wakubye emeeza
Ku luno tewali kuteesa, aloo!

Mugamba oja gisulamu
Agamba tagisulamu
Mugamba oja gisulamu, haaa!
Wakubye emeeza
Ku luno tewali kuteesa, aloo!

(Chorus)

Eyo oh, eyo oh!
Nawe ontamidde lekka kuntamiza
Eyo oh, eyo oh!
Lekka lekka netamirire, love entamiza
Eyo oh, eyo oh!
Yo my baby boo era toli intruder
Eyo oh, eyo oh!
Oh na na na na na na

(Verse 2)

You got the bum bum
Bwetuba bakudigida today you confirm
Siba nga wesiri bakuliisa bubble gum
Nga balina bitakuleeta apetite, eyah!
We combine
Bano tabuka bubi
Bampima babatyabula batyabula bubi
N'abaali bagazina
Kati bagazina bubi
Abatamanyi twafuuka baana ba kibi

(Pre-Chorus)

Mugamba oja gisulamu
Agamba tagisulamu
Mugamba oja gisulamu, haaa!
Yakubye emeeza
Ku luno tewali kuteesa, aloo!

Mugamba oja gisulamu
Agamba tagisulamu
Mugamba oja gisulamu, haaa!
Yakubye emeeza
Ku luno tewali kuteesa, aloo!

(Chorus)

Eyo oh, eyo oh!
Nawe ontamidde lekka kuntamiza
Eyo oh, eyo oh!
Lekka lekka netamirire, love entamiza
Eyo oh, eyo oh!
Yo my baby boo era toli intruder
Eyo oh, eyo oh!
Oh na na na na na na (Mwoto Sound)

(Outro)

You got a pretty girl gwe bafata (Eyo oh, eyo oh!)
Bamukema afiira kuggwe era kyakulaga (Eyo oh, eyo oh!)
Kubanga kyakulaga abalala takibalaga
Again and again and again

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z