Nzalina - Feffe Bussi (feat. Winnie Nwagi, Spice Diana, Kapeke, Dax Vibez)

Nzalina Lyrics

Feffe Bussi (feat. Winnie Nwagi, Spice Diana, Kapeke, Dax Vibez) - Nzalina Lyrics

Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Bassboi you know
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
FBM Babe
Fire Baby
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
Kapeke
Star Gyal
Better tell dem now we run the system
Bassboi

Ah, yenze sense
Nze alikulaga ensi
Taxin maxado, ku defense
Nze kitangaala musana nze mwezi
Kuba luseke okimanyi sisasula mwezi, ah
Nzalina permission oddigida
Ever happy nze mbeera mu ddigida, ah
Misana kiro kuba kubukuta
Bwe mba naawe mbeera sitya mu nzikiza ah, ah
I got the keys to the city ah
Beautiful girls all lookin' pretty ah, ah
I got the keys to the city yo
Money to my mind ever mbeera busy yo

Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
Better tell dem now we run the system
Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
You better tell dem now we run the system

City nze muka (yeah)
Nkuba nze luga (yeah)
Bwe bandabako ne bacacayika (yeah)
Yenze Namukwa (yeah)
Omubi mu baka (yeah)
Nkimanyi mundoota ne mugugumuka (yeah)
Nze tonteeka mu bali
Nze akikuba darlie
Nze nasomerera kunyumisa kibali
Nnyumisa, nkubisa ate siba mu ddoyi (Star Gyal)
Mulabe funa nsonyi
Nze ku lo ndi waawo (yeah)
Bo abateesi mbatenda maalo
Nze sookya naye njokyayo (yeah)
Aga Katonda yenze alina next, aaah

Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
Better tell dem now we run the system
Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
You better tell dem now we run the system

Kapeke nze nze nz'alinawo eddikini
Gwe gwe gw'alinawo omubiri
Ssente nazo ninawo mudidi
Yita nze bw'oba ng'otya mu buliri
Gwe gwe yeggwe passion, muyembe
Tukulaba, tukufa era tova ku mulembe
Yeggwe, gwe gwe wanzija ku pending
Ky'olina ommanya gwe wafunye olulenzi
Gwalina tattoo (ah)
Mu mugongo ne kkutu (ah ah)
Sikuta okimanyi nga Kabakko n'akanu (ha)
Baliko abaddu (ah)
Bwe ŋŋamba kale do (yeah)
Gwe kibuuzo gw'era answer era mbagamba you

Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
Better tell dem now we run the system
Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
You better tell dem now we run the system

Bagundi munkwate bulungi (bulungi)
Eh, munkwate bulungi (eh bulungi)
Evvako ndirina mu bungi (mu bungi)
Nze tompimisa (eh)
Tongezesa (eh)
Nze ndi sure deal tongezesa (eh)
Ndi musomesa tebansomesa (eh)
Bboyi yenze mboozi tonnyumiza
Nakabambo Winnie (wangi)
Oyo mubi mu babi bad news
I don't do you unless you do me
Ogwange mmamba babamba aaah
Gwe ayomba aah
Babe gwe ayomba
Gwe ayomba aah
Babe gwe ayomba

Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
Better tell dem now we run the system
Nzalina akatabo nzalina (nzalina)
Nzalina ekiddako nzalina (nzalina)
Nzalina ebimalayo nzalina (nzalina)
You better tell dem now we run the system

Ndi muba ndi mukambwe
Gwe togamba sikugambye
Even if it takes some time
Bw'olinsanga, on'ompulira
Nze energy nze power and force (yenze)
Nze oli muganda w'omuba (yenze)
Nze dikini nze akuma ekikoosi (yenze)
Bassboi

Yes, ah
Nzalina permission oddigida
Ever happy nze mbeera mu ddigida, ah
Misana kiro kuba kubukuta
Bwe mba naawe mbeera sitya mu nzikiza

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z