Onkuba - Feffe Bussi
Onkuba - Feffe Bussi

Onkuba

51 views

Onkuba Lyrics

Feffe Bussi - Onkuba Lyrics

Uh!
Brile mene nenene tunananananatunenene (gwe!)
Oh na na
Onina nze oh na na
Feffe Bussi oh nana
Namufunye asinga ba vixen tananaguza kubanga one in a mi (Level)

Ky'oyagala kye nkola (halali baby)
Baby! Sente nina, ky'oyagala kye nkola (kyona kyona)
I'm here thinking (unh!)
Nkufunire private jet (unha)
Male nkuzimbire flat
Lamborghini or Bughatti (njikuwa)
Walayi onyumidde mu kasuuti
Onkolera mpulira onina na na
Nkusaba onzaalire ku baana na na
Onkolera mpulira onina na na
Wabula onina kumaaniina na na

Oh-oh oh oh oh oh
Onkuba ng'ennanga (onkuba)
Oh-oh oh oh oh oh
Onkuba ng'endongo (onzita)
Oh-oh oh oh oh oh
Onkuba ng'ennanga (yeah)
Oh-oh oh oh oh oh
Nze nawe tumatchinga

FBM ky'ekikoosi
Nze C.E.O yenze Boss
Yenze kufula musazi diss
Maanyi ga mbalaasi (gwe!)
Ono ye ayagala balaasi (boka!)
Abalala nga balaba blass, eh yeah
Si ku ngeri gy'abakunganya (unha)
Ng'emirengo gy'ennyaanya (yo!)
Ifulanya, Iyiyanya bw'ondeekanya (anzita)
Y'engeri gye nzisaasaanya
Abasajja engeri gy'obakuŋaanya
Ng'emirengo gy'ennyaanya
Ifulanya, Iyiyanya bw'ondeekanya (yeah)
Y'engeri gye nzisaasaanya (unha!)

Oh-oh oh oh oh oh
Onkuba ng'ennanga (onkuba)
Oh-oh oh oh oh oh (you're better, you're better)
Onkuba ng'endongo
Oh-oh oh oh oh oh
Onkuba ng'ennanga
Oh-oh oh oh oh oh
Nze naawe tumatchinga (oh my gosh)

Ky'oyagala kye nkola
Baby! Sente nina, ky'oyagala kye nkola (ky'oyagala ky'ofuna)
I'm here thinking
Nkufunire private jet (eyo emu)
Male nkuzimbire flat (true)
Lamborghini or Bughatti? (kyona)
Walaayi onyumidde mu kasuuti

Your body is amazing
Your face is a painting
Your love is a dream, that every man is chasing
Onkaabya am kaabing
The way you're tunuuling (unha)
Ondeka ndowooza bingi mwana lowoozing
Nga rain enkuba, ono omwana y'ankuba (uh!)
Ffiga y'eri capsule ewonya ekifuba (ogimanyi!)
Okumufuna nze mwana nange natoba (kuva dda)
Era mwagala kufa kubanga yaguma (towakana)

Ky'oyagala kye nkola (towakana baby)
Baby! Sente nina, ky'oyagala kye nkola (nakufuna baby)
I'm here thinking
Nkufunire private jet
Male nkuzimbire flat (oba goloofa)
Lamborghini or Bughatti
Walayi onyumidde mu kasuuti (lady)

Onkolera mpulira onina na na
Nkusaba onzaalire ku baana na na
Onkolera mpulira onina na na
Wabula onina kumaaniina na na, yeah!

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z