Yeah man
Waguan Jeez yo
Wanna play Babylon?
Gaza
Babylon
FBM babe
Yeah man
Jeez on the Beat
Awu
Sheebah
Sheebah
Tuli babi we burn no replace
Tetwetya we murder business
Tuli muziki ssi muziki mu ffe
Tuli babi, we’re logical with persistence
Yadde obulamu buwooma nga kikuba
Tetukyebaka tuyisa ne we tusula (ofcourse)
Abaafa baapapa tetwamanya nsobi
Gwe akyali omulamu digidamu teweekwata nsobi
Olumu weeresaamu otulo, oh
Ebinyuma bibaayo kiro, nnyo
Kozesa ku bukodyo buubuno
Lw’ozifunye ng’obwolumu oyitangayo ekiro (alooo)
Tuli babi yeffe tukuba (ky’ekyo)
Sseruganda zina
All
Teweekaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Zina buzinyi teweekaddiya (ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Gaza
Gaza
Ffe tuli be Gaza (ah)
Mugaaza (ah)
Abaana ba ghetto tebatusuuza
Yeffe tuli ku banner (ah)
Togaana (ah)
K’ebe gavumenti tetusolooza (ah)
Ate, kabubumbuli yeffe abaameza embuli
Kabubumbuli yeffe abalina akabuli
Kabubumbuli yeffe abalina akabuli
Eh eh, tuluma nga kawumpuli
Simala googera
Amalamu gwe bongera
Nga nawolovu ever nze nsigala ku bbala
Tukirako vuvuzela
Gwe ggya omukono ku ttama
Eŋŋoma zivuuma
Jeez bass gikube ssama
Sheebah, Feffe, Bafana & Kabako
Teweekaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Zina buzinyi teweekaddiya (ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Kabako
Alinnye eddako, gwe
Gwe bw’okwata eya beer
Oyita ne Yesu Masiya
Wallet ogisumulula
Kugaba, kulya na zirya
Vibe ziri muzima
Tuli baana ba Masiya
Kiwato kinsaba zina
Ffe twokya nga caterpillar
Emmere y’omurasta kiba kiki?
Buli muraasi wooli kati kumako ekiti
Feffe
Forever young
This another banger
Tukubye mukiri gukuggyayo mu kitanda
Ate ssi bya kusaaga
Mulago oba Katanga
Tukuba kikuba kimu music drug
Nze that’s why seekaddiya
Mbeera so happier
Obulamu bunnyumira buli funnier
Buuza ku Shadia
Buuza ku Zaina
Bino binyuma biri clearer, yes (alooo)
Bye njagala bijja earlier
Ng’olugambo lwa social media (ky’ekyo)
Ky’ekyo bboyi, let dem know
Sheebah, Feffe & Bafana
Teweekaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Zina buzinyi teweekaddiya (ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Bafana
Bing bing bing
Ring ring ring
Bw’oba n’akasente ng’okalina, kati vimba
Bw’oba mukazi ng’onyirira, kati vimba
Bw’oba ng’olina ng’osagala, kati vimba
Nedda anjagala nsanga mu ndongo
Eno riddim gwe bukenke
Nkulaba otudde taffumita sseŋŋenge
Tuli bayaaye tufata Kampala
Bampita Bafana deh run ting ting
One punch coach suula towel
This how we dance till di fire burn out
Atamukutte y’agamba, atamukutte y’agamba
Atamukutte y’agamba alwawo
Atamukutte y’agamba, atamukutte y’agamba
Atamukutte tamukwatayo
Sheebah, Feffe & Bafana
Teweekaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Zina buzinyi teweekaddiya (ah, ah, oh weewo)
Ffe music tatukaddiya (ah, ah, ah, oh weewo)
Zina buzinyi (alooo)
Zina buzinyi
Gwe zina buzinyi
Ozine buzinyi (ky’ekyo)
Kaboom