Nzibiraako - Fyno UG
Nzibiraako - Fyno UG

Nzibiraako

69 views

Nzibiraako Lyrics

Fyno UG - Nzibiraako Lyrics

Ntuuse
Ogwana bimuli birina linnya lyo ssi lya Roza
UpTop Gang
Eddie Dee
Ekituufu oli lugoye lupya nkwambaliddewo teri kukwoza
Bassboi
Uh yeah

My babe, leka nkusiigire eyiyo banner, yeah
Nga kuliko eyo langi gy’olina gyebatagaana
Ogwana bimuli birina linnya lyo ssi lya Roza
Ekituufu oli lugoye lupya nkwambaliddewo teri kukwoza

Wansiimira mu angle ki?
Wandabamu kiki?
Kiki ennyo kye nasinga kw’abo?
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako
Oba nkukuumire mu angle ki?
Ewatali kiki
Kuba olina kye wasussa ku abo
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako
Wansiimira mu angle ki?
Ewatali biki?
Kiki ennyo kye nasussa kw’abo?
Nzibiraako, nzibiraako (nzibiraako)
Nzibiraako, nzibiraako
Oba nkukuumire mu angle ki?
Ewatali kiki
Kuba olina kye wasussa kw’abo
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako

Ggula miryango
Tonight me don’t wanna pass through the window
Teri bya misango
Okimanyi akonkona yenze munno
Nze omutima nkuwadde ate leero
Tukikole mu lwatu mu budde
Bwetutajjukira gye tuvudde
No way to appreciate this day
Twafuuka b’amagye nze sikuleka mabega k’obeere na injury, injury
Ekirungi we nkwetaagira naawe olikolerangawo quickly, quickly

Wansiimira mu angle ki?
Wandabamu kiki?
Kiki ennyo kye nasinga kw’abo?
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako
Oba nkukuumire mu angle ki?
Ewatali kiki
Kuba olina kye wasussa ku abo
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako
Wansiimira mu angle ki?
Ewatali biki?
Kiki ennyo kye nasussa kw’abo?
Nzibiraako, nzibiraako (nzibiraako)
Nzibiraako, nzibiraako
Oba nkukuumire mu angle ki?
Ewatali kiki
Kuba olina kye wasussa kw’abo
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako

Ggula miryango
Tonight me don’t wanna pass through the window
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako
Ogwana bimuli birina linnya lyo ssi lya Roza
Ekituufu oli lugoye lupya nkwambaliddewo teri kukwoza
Nzibiraako, nzibiraako
Nzibiraako, nzibiraako
Ogwana bimuli birina linnya lyo ssi lya Roza
Ekituufu oli lugoye lupya nkwambaliddewo teri kukwoza

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z