Kin Bella
Wano ku Prime
Ghost Empire
Nandor Love
Is this Maximize
Essente z'empeke mpeke
Nazigulamu butwa bwa mmese
Wali oyagala future onemese
Ate n'akaana okanemese
Essente za pill munnange ze wampa nazigulamu pamper
Ssente za pill munnange ze wampa nazigulamu pamper
Naffe tuzaleyo akaana
Eruda kayiteyo ku maama
N'eruda kayiteyo ku taata
Nsaba tuzaleyo akaana
Naffe tuzaleyo akaana
Eruda kayiteyo ku maama
N'eruda kayiteyo ku taata
Nsaba tuzaleyo akaana, eeeh
Baby baby baby
Bangobyeyo n'ewaka mu nyumba
Sikulimbe limbe eza pill nazigulamu pamper
Nteeka teeka akaana kaffe
Akali mu lubutto lwe wampa
Obiyita bi story-tory ompita musiru omutoole-toole
Bw'otunula tunula naawe
Ani yakutuma obeere nange
Essente za pill munnange ze wampa nazigulamu pamper
Ssente za pill munnange ze wampa nazigulamu pamper
Naffe tuzaleyo akaana
Eruda kayiteyo ku maama
N'eruda kayiteyo ku taata
Nsaba tuzaleyo akaana
Naffe tuzaleyo akaana
Eruda kayiteyo ku maama
N'eruda kayiteyo ku taata
Nsaba tuzaleyo akaana, eeeh
Leero k'okilabe
Ekyali kikumpisa omugole
Mazima k'okilabe
Omugole afuuse omulabe
K'okilabe
Ekyali kikumpisa omugole, eh
Mazima k'okilabe
Omugole afuuse omulabe, eh
Essente za pill munnange ze wampa nazigulamu pamper
Ssente za pill munnange ze wampa nazigulamu pamper
Naffe tuzaleyo akaana
Eruda kayiteyo ku maama
N'eruda kayiteyo ku taata
Nsaba tuzaleyo akaana
Naffe tuzaleyo akaana
Eruda kayiteyo ku maama
N'eruda kayiteyo ku taata
Nsaba tuzaleyo akaana, eeeh
Mashup de ulla dem dead
Nandor Love (Herbert Skill pon dis one)
Bad
Kin Bella
Mukwano bambi
Eeeeh
Nkusaba bambi