Hey beautiful people
It's your girl sheem mwanje, the fine African diva
With the man dem bahati
We welcome you to the wanjawulo acoustic version, enjoy, hehehe!
Ooh ooh yeah
FINA African diva
Your baby iih oouu!
Nina obubaka njagala bukutukeko nga bidongo
Nga bw'ompulira
Oyanguwa n'oyitawo nga kalango
Omanyi bw'ombula
Mbulwa n'agantambula gwe mugongo
Ndi wuwe by da way
Ne mu territory zze
Nkusaba bikula omutima, yeah
Oouu teri mulala nobody no other
Eno gwe afuga
Yes yo ma lover
Ooh laba nno
Wanjawulo, wanjawulo maama (nalina kusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)
Baby wanjawulo ooh oouu (nalina kusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye ngusiima)
Oli ensonga endetera okulya omuyembe n'enguwulira ng'omucungwa
Okikola otya
Ekindetera okuwulira ng'ambuguma munda mu misuwa
Walungiwa n'okataga (oouu)
Era obulungi bwo bunkuba kawowo ng'achai w'omujajja
Ondi very far (far far ye!)
Sembera wano
Omponye ekunta
Nkusaba bikula omutima
Olabe agufuga
Teri mulala nobody no other
Eno gwe avuga
Yes yo ma lover
Teri mulala nobody no
Baby wanjawulo
Wanjawulo maama (nalina kusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye musiima)
Baby wanjawulo ooh oouu (nalina kusiima)
Guno ogwafe gw'anjawulo
Gw'anjawulo maama (kankanye ngusiima) oh yeah!